Verse I Sho You shoot the arrow straight to my heart Ogenda n'ontunuulira nze ne nsabbalala And slowly I might be falling in love I will never ever take it for granted Tuba babiri nno eyo gy'okeesereza You whine it on the beat olwo ne nekomberera Onoonya camera ng'ate nze agirina Olwaleero nina okukulaba Bridge Nze buli kye nina kikyo babe Omukwano gwe nina gugwo babe Nze buli kye nina kikyo babe Ma babe pretty pretty like a rose flower Nze buli kye nina kikyo babe Omukwano gwe nina gugwo babe Nze buli kye nina kikyo babe Ma babe pretty pretty like a rose flower Chorus Baby malamu Malamu Malamu bakwongere endala Ma Baby malamu Malamu Malamu bakwongere endala Verse II Omulungi bwe biba nga binyuma Bwe biba binyuma tusaananga ne tubiddamu Ka cinema bwe kaba nga kanyuma Akaba kanyuma tusaananga ne tukaddamu Omutima gwange, obanga ogwagala gutwale Bwoba nga ogwagala gutwale Obulamu bwange, bwoba ng'obwagala butwale Bwoba ng'obwagala butwale Bridge Nze buli kye nina kikyo babe Omukwano gwe nina gugwo babe Nze buli kye nina kikyo babe Ma babe pretty pretty like a rose flower Nze buli kye nina kikyo babe Omukwano gwe nina gugwo babe Nze buli kye nina kikyo babe Ma babe pretty pretty like a rose flower Verse III Oluggi lw'omutima gwange waggulira ku ppata Abalijja ekikeerezi balitusanga ku mbaga Ojjanga ne nkusiigira omugaati gwa butter Ka chai ka mudalasiini mu kikopo kya ggama Bino sure, wamma baby totya Onywezanga ky'okutte w'okutte tota Gwe waddira omuzannyo n'ogugaziya Wawanika eri gye batatuuka Bridge Nze buli kye nina kikyo babe Omukwano gwe nina gugwo babe Nze buli kye nina kikyo babe Ma babe pretty pretty like a rose flower Nze buli kye nina kikyo babe Omukwano gwe nina gugwo babe Nze buli kye nina kikyo babe Ma babe pretty pretty like a rose flower Chorus Baby malamu Malamu Malamu bakwongere endala Ma Baby malamu Malamu Malamu bakwongere endala Outro Ma Baby malamu Red Pro Malamu A Karma Ivien
Advertisement
Kiliza [Kiriza] | Pallaso
3819 Views
Nalonda Nemala | Pallaso
3573 Views
Tiwa Savage | Pallaso
8283 Views
Dawa | Elijah Kitaka
1214 Views
Taratibu | Lydia Jazmine
1135 Views
Kati Nanga | Winnie Nwagi
17336 Views
Ten Over 10 | Azawi
18618 Views
Siri Safe | Acidic Vokoz
15082 Views
Byowaba | Bebe Cool
3867 Views
Ntya featuring Winnie Nwagi | Zex Inchi Kumi Bilangilangi
4450 Views
Gwokya Nga Omuliro | Lydia Jazmine
3811 Views
Wana Wankya | BentiBoys Africa
12196 Views
Advertisement