Olina Kyononya, Ask Me??


Lyrics
Katonda By Pallaso


606 Views

Download the MP3


Shoo
A Cobra Cobra Cobra Beats ah
Praise

Chorus
Gwe Katonda
Amaanyi n’obuyinza Katonda 
(oh yeah)
Gwe Katonda
Amagezi n’obulamu Katonda
Gwe Katonda
Amaanyi n’obuyinza Katonda (oh yeah)
Gwe Katonda
Amagezi n’obulamu Katonda, eh

Verse I
Ndabye bingi mu makubo gye mpise
Nfiiriddwa bingi bingi, bye nfunye
Singa zino ccepe nga ndi wa magye
Nandibadde General ku bye nsimattuse
Masasi gakubwa ne tugwa cover
Tuyise mu busosoze nsonga za colour
Tupanze bingi ne batulemesa nayeee

Pre Chorus
Tebamanyi gwe Mukama osobola 
(osobola)
Osobola okunteeka w’oyagala 
(osobola)
Nkimanyi osobola 
(osobola)
Osobola okumpanika 
(osobola)
Oh Mukama osobola 
(osobola)
Amazzi ne nganywanga nze gye njagala 
(osobola)
Nkimanyi osobola 
(osobola)
Osobola okumpa emirembe 
(osobola)

Chorus
Gwe Katonda
Amaanyi n’obuyinza Katonda 
(oh yeah)
Gwe Katonda
Amagezi n’obulamu Katonda
Gwe Katonda
Amaanyi n’obuyinza Katonda (oh yeah)
Gwe Katonda
Amagezi n’obulamu Katonda, eh

Verse II
Tusabira ebisenge ne bimogoka
Watuwa amaloboozi ge tuba tuyimbisa labayo
Tuyimba n’ensozi ne zifukamira
Lyrics ze mbawa mbu beebuuza azisengeka
Mbu akatabo ka mugenzi Radio yakaleka
Ne babitambuza mbu Weasel y’eyakanguza
Masasi gakubwa ne tugwa cover
Tuyise mu busosoze nsonga za colour
Tupanze bingi ne batulemesa nayeeee


Pre Chorus
Tebamanyi gwe Mukama osobola 
(osobola)
Osobola okunteeka w’oyagala 
(osobola)
Nkimanyi osobola 
(osobola)
Osobola okumpanika 
(osobola)
Oh Mukama osobola 
(osobola)
Amazzi ne nganywanga nze gye njagala 
(osobola)
Nkimanyi osobola 
(osobola)
Osobola okumpa emirembe 
(osobola)

Chorus
Gwe Katonda
Amaanyi n’obuyinza Katonda 
(oh yeah)
Gwe Katonda
Amagezi n’obulamu Katonda
Gwe Katonda
Amaanyi n’obuyinza Katonda (oh yeah)
Gwe Katonda
Amagezi n’obulamu Katonda, eh

Tusabira ebisenge ne bimogoka
Watuwa amaloboozi ge tuba tuyimbisa labayo
Download the MP3


Advertisement


More Lyrics From Pallaso


Katonda | Pallaso
607 Views

Kiliza [Kiriza] | Pallaso
3106 Views

Nalonda Nemala | Pallaso
2314 Views

Malamu | Pallaso
1845 Views

Kilila | Pallaso
2455 Views

Tiwa Savage | Pallaso
7363 ViewsNewly Added Lyrics


Simuta | Liz Cied
79 Views

Kola | Daddy Andre
1256 Views

Oba Onfuna [Owebina] | Fixon Magna
1037 Views

Rasta Man | Quex
1212 Views

Akageri featuring Recho Rey | Aybrah
2702 Views

Wanji | Nina Roz
1926 Views

Glorify You | Irene Namubiru
409 Views

Ntibula | Martha Mukisa
4557 Views

For Good | Robinsan
383 Views

Personal | Zuli Tums
1134 Views


View More Lyrics

Advertisement