Intro He he he Ondi muli mu misuwa Brian Beats Wuluuluuluulu Tonzitira mu miguwa Verse I A Brian Beats wamma kuba engoma eno Buli ammatira njagala emutuukeko eyo Ndaba ku ki, ndaba ku ki omukwano mungi Owomukwano wadde abalungi bangi yegwe Nze nanti ku gwe ngiwawo omubiri How do you really know The meaning of love? Yegwe Ontunza ebyange ne nkuwa omutete You know the feeling When you are crazy in love You fit me like a glove You hold me like a child When youre not around Everything falls apart Chorus Mwana munnange Mwana munnange Nga nkwagala nnyo Ondi muli mu misuwa Mwana munnange Mwana munnange Sembera ndabeko Tonzitira mu miguwa Mwana munnange Mwana munnange Nga nkwagala nnyo Ondi muli mu misuwa Mwana munnange Mwana munnange Sembera ndabeko Tonzitira mu miguwa Kiriza Kiriza Kiriza nze naawe batugatte Kiriza (kkiriza) Kiriza (kkiriza) Kiriza nze naawe batugatte Verse II Onyirira olinga katiko kabala Nsingo biseera nobumwa obumyufu Ndaga wolumwa nsiigewo akazigo Waliyo obubina nga tebukubwa miggo Ebyo bye muwoza amazina gaamulema Gwe ogumenyeka ne ex nabutuka Bajjanga beetema obugagga ne ngana Gwe kyompadde kigulwa nsimbi Chorus Mwana munnange Mwana munnange Nga nkwagala nnyo Ondi muli mu misuwa Mwana munnange Mwana munnange Sembera ndabeko Tonzitira mu miguwa Mwana munnange Mwana munnange Nga nkwagala nnyo Ondi muli mu misuwa Mwana munnange Mwana munnange Sembera ndabeko Tonzitira mu miguwa Kiriza Kiriza Kiriza nze naawe batugatte Kiriza (kkiriza) Kiriza (kkiriza) Kiriza nze naawe batugatte Verse III Njagala kwambala mpeta Munnange ondaba (eh) Bulamu bunyuma nga bambi Ondi wano ku near (eh) My sweet dear ku gwe Kwe nalabira enjuba (eh) Ddala yegwe ka umbrella Kange mu nkuba (eh) I am your husband (yes) You are my wify (yes) Bambi mukwano tontanga (eh) Let my kingdom Be your kingdom Gabeere masanyu gokka girl Di only one that knows my story The one that can kiss me when am falling I cant let you down And I will go anywhere that you go Chorus Mwana munnange Mwana munnange Nga nkwagala nnyo Ondi muli mu misuwa Mwana munnange Mwana munnange Sembera ndabeko Tonzitira mu miguwa Mwana munnange Mwana munnange Nga nkwagala nnyo Ondi muli mu misuwa Mwana munnange Mwana munnange Sembera ndabeko Tonzitira mu miguwa Outro Kama Ivien yeah Pallaso Music Ondi mulimu misuwa Herbert Skillz Eh, eeh (wuluululuulu) Tonzitira mu miguwa
Advertisement
Kiliza [Kiriza] | Pallaso
3076 Views
Nalonda Nemala | Pallaso
2265 Views
Tiwa Savage | Pallaso
7322 Views
Akageri featuring Recho Rey | Aybrah
173 Views
Glorify You | Irene Namubiru
110 Views
Ntibula | Martha Mukisa
3851 Views
Personal | Zuli Tums
931 Views
Nze Wuwo featuring Spice Diana | Papa Cidy
1470 Views
Ndaga | Irene Ntale
433 Views
Sweetheart | Zafaran
364 Views
Slay Farmer | Pia Pounds
1435 Views
Advertisement