*Intro* Nessim pan production Lyrics by Hadzbro ([email protected]) *Verse 1* Nze nsanyusse nnyo Bwonkubidde leero kassimu ko ekilowoozo nkyakilina yekati ate ngaane ntya...Eeh Kisunza ntya nnyo ngo`ndese nze nenkuba obulango mba`ngali mu ddungu Ewatali yadde ottuzi otwookya *Bridge* Jukira akagambo ako kampi katono Kansiiwa ngo`mumwa gwe`mpiso Ela ebintu ebyo byankuba nnyo baibe....Eh Heeh Chorus Kati Tokendeeza,..... Tokyuusanga..... Nina mungi,Gubula nakwabika Kati tokendeeza Tokyuusanga Nina mungi gubula nakwabika *Verse 2* Omanyi jenva nze wala nnyo Bankuza ate negonjebwa Bwesisobola nze mbivaako Kuba binnumya omutima okamala Naye wansobera walya ki Anumya nga`tela bwenzila Buli lwenkulaba nsanyukilawo Ndowooza katonda yakundetera *Bridge* Jukira akagambo ako kampi katono Kakuba ngo`mumwa gwe`mpiso Ela ebintu ebyo byankuba nnyo Oh ohh.........ohhh .... *Chorus* Kati Tokendeeza,..... Tokyuusanga..... Nina mungi,Gubula nakwabika Kati tokendeeza..... Tokyuusanga....... Baibe.... *verse 3* Nandiba mutima gwo Olunaku lulikya Nondwaaza, Nkaaba nga`lumwa enjala Oba omuto nga talina Nywanto Nze kati munkola ennyangu Kanyanguwe nkunanike akaweta Abafere tebatuzza emabega Kuba nkimanyi bangi abansinga.....Nze.. *Bridge* Jukira akagambo ako kampi katono Kankuba ngo`mumwa gwe`mpiso Ela ebintu ebyo byankuba nnyo Ohh Noo........ *Chorus*2 Kati Tokendeeza,..... Kati Tokyuusanga..... Nina mungi,Gubula nakwabika Kati tokendeeza Tokyuusanga Nina mungi gubula nakwabika
Advertisement
Ompaako featuring Aybrah | Geosteady
968 Views
Ebisembayo featuring Chosen Becky | Geosteady
5497 Views
Kola | Daddy Andre
1187 Views
Oba Onfuna [Owebina] | Fixon Magna
1013 Views
Akageri featuring Recho Rey | Aybrah
2694 Views
Glorify You | Irene Namubiru
404 Views
Ntibula | Martha Mukisa
4550 Views
Personal | Zuli Tums
1129 Views
Advertisement