Intro Big up Zuchu Jera Verse I Ono bwampaana tamala Mbu nze asingayo okuwooma (hmmm) Ono omwana buli lwajja Mba nga candle nze nkoleera (nkoleera) Seeganya muliisa Bwayitako chance mubuuza (ongeza) Nze mussa ebiriisa Ne mu chai aba ampoloota ah Ssi ka ssente nze ntala (eeh eh) Ngula honey ne sugar (awo) Mudalasiini bwabula (eeh eh) Nga nze ngattawo akajaani Buno obuwoomi bwa ddala (eeh eh) Baby wange bwakyagala (awo) Sisussa nunga mpola (eeh eh) Baby wange talwa kufa sukaali (awo) Chorus Sukaali (Nanuuna) Sugar sukaali (Nanuuna) Ah Sukaali (Nanuuna) Sugar sukaali (Nanuuna) Ah sukaali (Nanuuna) Sugar sukaali (Banuuna) Sukaali (Nanuuna) Ah sugar sukaali (Banuuna) Verse II Bwajja nga muyala, hmmm Nze eno ewange neetala Nfuna ka water jug, hmmm Ne nteekamu entangawuzi eh yeah Kwata taata, kwata taata (eeh eh) Kwata taata tojula (tojula) Gaaya taata, gaaya taata (eh eh) Gaaya taata tojula (tojula) Ndeete binyeebwa taata we? Oba oyoya kitumbuuwa? Mpola mpola sisussa yeah Bangamba sukaali tawona ntya Ssi ka ssente nze ntala (eeh eh) Ngula honey ne sugar (awo) Mudalasiini bwabula (eeh eh) Nga nze ngattawo akajaani Buno obuwoomi bwa ddala (eeh eh) Baby wange bwakyagala (awo) Sisussa nunga mpola (eeh eh) Baby wange talwa kufa sukaali Chorus Sukaali (Nanuuna) Sugar sukaali (Nanuuna) Ah Sukaali (Nanuuna) Sugar sukaali (Nanuuna) Ah sukaali (Nanuuna) Sugar sukaali (Banuuna) Sukaali (Nanuuna) Ah sugar sukaali (Banuuna) Verse III Kati ndoga waaki ono omwana ebyange Nga bye yasiima Namuwa sukaali erinnya yakyusa Kati ampita lya Sugar Agamba nyoo-la sugar (nankwata) Nyoola ekiwato Sugar (nankwata) Agamba nyoo-la ekiwato Sugar (nankwata) Nyoola ekiwato Sugar (nankwata) Agamba nyoo-la ekiwato Sugar (nankwata) Nyoola ekiwato Sugar (nankwata) Ah this a Legend Production
Advertisement
Wana Wankya |
1910 Views
Take It Slow featuring Winnie Nwagi | Vyper Ranking
2943 Views
Dont Stop | Bebe Cool
2578 Views
Correct | Ykee Benda
2165 Views
Obubadi | Dax Vibez
1441 Views
Sugar | Rebo Chapo
765 Views
Sembera | Geosteady
1118 Views
Lindako | Maurice Kirya
505 Views
Sinza | Eddy Kenzo
1644 Views
Am Badder featuring Jowy Landa | Grenade Official
2146 Views
Advertisement