Intro Ku bibyo ompaako Aybrah na Geosteady yeah Sirabawo musango (Bolt Man) No no no.. Verse 1 - Aybrah Tokola Mputu You're too good girl You look so cool Sikyakubwa na Chibuku Nze gwankuba Era my heart is full For real Mu mutima gwange Otudde mu front seat Ebya ddala teri songa For me to cheat Chorus Ku bibyo ompaako Buli kye njagadde okimpa (Ompeerawo) Tonyimangako Buli kye njagadde okimpa (Ompeerawo) Ku bibyo ompaako Buli kye njagadde okimpa (Ompeerawo) Tonyimangako Buli kye njagadde okimpa (Ompeerawo) Verse 2 - Geosteady Kabuvubuka ampedde Eby'amalala n'obukambwe bimpedde Kati ndagirira nfa nze Ndayira okulima ffe Tulye ne ku ntende Nkulaba onewadde Omubiri n'omutima byetadde Gwe laba onesize Tulinga kinusu face zeekutte Oli lugendo lwange Ate sweet kamuli kange Wanna be your sugar daddy Monday to Monday sweet yeah Chorus Ku bibyo ompaako Buli kye njagadde okimpa (Ompeerawo) Tonyimangako Buli kye njagadde okimpa (Ompeerawo) Ku bibyo ompaako Buli kye njagadde okimpa (Ompeerawo) Tonyimangako Buli kye njagadde okimpa (Ompeerawo) Verse 3 - Aybrah Kabakusubize rukundo bitya Bangambile nze yawamba namulondowo Yenze ajiliko That's why nfiisa akaseera Nenkukolera ka song oh Abasooka bakulembeza nabwongo Naye ekituffu Love sikazanyo kabwongo Guba mutiima Namanya nti tosobola kunemwa Tewetaga kuba mukujju kujju Mukujju Kujju Nebwotakozesa juju For me to be your bubu My baby, I know you know Geosteady Gwe manya gwofunye binoojo Kuba wandabilawo nga ndi bucholo Nsubiza bilungi mwebyo Mwemuli akayumbako akomukyalo Love lugendo Singa tuba babiri Tuba tumala kko My love for you Fogo Fogo Everywhere you go, I follow follow Chorus Ku bibyo ompaako Buli kye njagadde okimpa (Ompeerawo) Tonyimangako Buli kye njagadde okimpa (Ompeerawo) Ku bibyo ompaako Buli kye njagadde okimpa (Ompeerawo) Tonyimangako Buli kye njagadde okimpa (Ompeerawo) Outro Tokola Mputu You're too good girl You look so cool Sikyakubwa na Chibuku Nze gwankuba Era my heart is full For real Bolt Lion Productions Lyrics by mp3jaja.com
Advertisement
Sembera | Geosteady
1118 Views
Ompaako featuring Aybrah | Geosteady
1050 Views
Ebisembayo featuring Chosen Becky | Geosteady
5607 Views
Wana Wankya |
1914 Views
Take It Slow featuring Winnie Nwagi | Vyper Ranking
2949 Views
Dont Stop | Bebe Cool
2578 Views
Correct | Ykee Benda
2165 Views
Obubadi | Dax Vibez
1441 Views
Sugar | Rebo Chapo
765 Views
Sembera | Geosteady
1118 Views
Lindako | Maurice Kirya
505 Views
Sinza | Eddy Kenzo
1644 Views
Am Badder featuring Jowy Landa | Grenade Official
2150 Views
Advertisement