Intro Hmmm Vinka Its another love story Hmmm Swangz Avenue Eno Beats Chorus Baby yeggwe gwe njagala bambi Saagala ebigambo bikuyinule eyo Dear yeggwe gwe nasiima nze Saagala ebigambo bikuwugule eyo Boogera bo boogera ne bw'oba ani Bageya bo bageya ne bw'oba ani Ate nga yeggwe gwe nasiima nze Saagala ebigambo bikuwugule eyo Ah bikuwugule eyo Ah bikuwugule eyo Verse 1 Njagala bakimanye Nti omukwano gwange nagusaza mu kabu Nkwagala, dear nkwagala Era wansuula n'eddalu, eh Beebo abakwogerako mbu osera (osera) Beebo b'obeerangamu ng'oseka (ng'oseka) Tubalaga tulinganga abaakatandika, Aah ah, hmmm hmmm Tonsuubira ate okukuba omugongo (no) Ne bw'oliba ng’ozizza omusango (no) Tonsuubira ate okukuba omugongo (no) Ne bw'oliba ng'ozizza omusango Chorus Baby yeggwe gwe njagala bambi Saagala ebigambo bikuyinule eyo Dear yeggwe gwe nasiima nze Saagala ebigambo bikuwugule eyo Boogera bo boogera ne bw'oba ani Bageya bo bageya ne bw'oba ani Ate nga yeggwe gwe nasiima nze Saagala ebigambo bikuwugule eyo Ah bikuwugule eyo Ah bikuwugule eyo Verse 2 Nze eby'omukwano nabimala Kasita nafuna gwe ne mmala Baba bamala biseera okwogera Kuliba kufa kwekulitwawula dear Nze eby'omukwano nabimala Kasita nafuna gwe ne mmala Baba bamala biseera okwogera Kuliba kufa kwekulitwawula dear Onnemerako yadde sirina (sirina) Tugabane ekyo nze kye nina (kye nina) Tolimpa ka time ne nkoonoona Tolimpa nze time ne ?aana Chorus Baby yeggwe gwe njagala bambi Saagala ebigambo bikuyinule eyo Dear yeggwe gwe nasiima nze Saagala ebigambo bikuwugule eyo Boogera bo boogera ne bw'oba ani Bageya bo bageya ne bw'oba ani Ate nga yeggwe gwe nasiima nze Saagala ebigambo bikuwugule eyo Ah bikuwugule eyo Ah bikuwugule eyo
Advertisement
Love Panic | Vinka
7044 Views
Love Panic | Vinka
1183 Views
By The Way | Vinka
8127 Views
Goodie Goodie | Vinka
2564 Views
Tubikole featuring Fik Fameica | Vinka
8520 Views
Chips Na KetchUp | Vinka
6512 Views
Oli Malaika | Vinka
11432 Views
Wana Wankya |
1918 Views
Take It Slow featuring Winnie Nwagi | Vyper Ranking
2950 Views
Dont Stop | Bebe Cool
2578 Views
Correct | Ykee Benda
2166 Views
Obubadi | Dax Vibez
1441 Views
Sugar | Rebo Chapo
765 Views
Sembera | Geosteady
1118 Views
Lindako | Maurice Kirya
505 Views
Sinza | Eddy Kenzo
1644 Views
Am Badder featuring Jowy Landa | Grenade Official
2150 Views
Advertisement