AKAKOONA Lyrics Intro: Nze nootulo ekiro tetuwera Ndoota omusana anti gwenfukirira Ka lunch date kaffe kokka kenzijukira Big Nash kungoma Chorus Nga buli akakoona ntunula Akakoona nkanula Akakoona ndaba gwe Nze buli akakoona ntunula Akakoona nkanula Akakoona ndaba gwe Verse Ondi muli muli mubusomyo Gwe namasole nalinye namulondo yo Nzilayo ddi kukaalo nenjiga ennono Nenkuseetula nenkujja nemubantu bwo Ha pawunigi nigini pawunageya Nze Bano abali muzi bikini saagala manya Pawunigi nigini pawunageya zaabu feeza ne dinari obinsingira Buli akakoona obwongo Budduka eyo ewuwo nemaga maga nga noonya oyo omulongo Speed governor najijeemu katudduke endiima ndiima paka bwoyita erinnya rinnya lyange Verse Wuliriza omutima gwange gujudde amavuunya Anti bino byonkubya amakoona Nkwagala kuva kubigere paka kunkoona Bwewekoona neekoona menyeka tonkookoonya Sikulimba silikuleka mubulwadde Nebweziba nnaku dear nga ensi ewedde Empewo enfuyeeko nendoba nze ndaba gwe Akankoonako konna ndaba gwe Chorus Nga buli akakoona ntunula Akakoona nkanula Akakoona ndaba gwe Nze buli akakoona ntunula Akakoona nkanula Akakoona ndaba gwe Verse Ntunula nkanula omwoyo gumaguka Gunoonya guyitira mitala guweddemu amaanyi Kagoma kankokoonera mumutwe Oliwa kabirinage mwenyerekete Onnetoloola mu buli kasonda kenju Netooloola koobe Muyenga koobe eyo Kyotera akalowoozo keekoolobya Love erimu neddogo walai ekuloga Eno zabuli kayimba nyimbira bulungi bwo bwansiko okuva mundayo *Back to chorus*
Advertisement
Akageri featuring Recho Rey | Aybrah
173 Views
Glorify You | Irene Namubiru
110 Views
Ntibula | Martha Mukisa
3851 Views
Personal | Zuli Tums
931 Views
Nze Wuwo featuring Spice Diana | Papa Cidy
1470 Views
Ndaga | Irene Ntale
433 Views
Sweetheart | Zafaran
364 Views
Slay Farmer | Pia Pounds
1435 Views
Advertisement