Verse I Nkwagala okunsinga nekubwolowoza amazima Nkutelawo omutima nebatema ekyambe, Watuula nokajjala munze mumusaayi Oomutima okubye engwaala. Wasabala mayanja geyo ebuziba, Nga nkulaba kyamuli ndi kumutala nkulinda, Mazima lwali lumu, Nga enjuba egolooba nosuula ennanga Gwe eyali ankeeza mu suulwe nga emambya ekyaali… Nga ndowooza nti oba omulungi tatuuke… Kati nkulina mutaano kazaabike Ebilaka laba tuli eno twegiliisa Verse II I will be your shoulder till the day we cross apart ! Ela oluusi ettumbi ngolokoka, Nenkuba mu akafananyi akaseera ako Nga kadaali wembaga mwenaanise nkaada Nga onyumide mu ka suuti akebeeyi Omukwano gwo nga mungi nvulubana…. nvulubana Amapenzi go nga mangi njakilila Ntala mpola mpola tontwala njabala… Zaabike ebilaka Verse III Ssabalangatira bwe Kkye.. Bwowulira nkuyita ngojja Nsooka suula nkessi kkye, Bano abalindilizi bangi ebweru tojja Owange bwoya, amundabideko takuba aleete Am ever available, Lwoba tondabye nkubila ka wuuli Oli ttuzzi twa ttimpa onkulukutira mutima Enkalamata wagigoba nkimanyi, Buli lwenkulaba nentyabula amazina Mwana mulenzi olinkuta ekiwato zaabike ebilaka Conclusion Kino nkibaziza kwanjala, omwana anyilira Sitta guno omuyigo gwange, Munalaba ekinaava mu yebiraka Ngenda kulwana masajja, Okukuuma nkireko atamidde Hmm omwana wa boobwe, mwana ggwe onjogeza amatantanta Omukwano gulinga nga tonto Guninye ku jjoba sikyalina apaana I will be your shoulder till the day we cross apart! WRITER: DESIRE WRITER CONCEPTS
Advertisement
Kola | Daddy Andre
1359 Views
Oba Onfuna [Owebina] | Fixon Magna
1085 Views
Akageri featuring Recho Rey | Aybrah
2708 Views
Glorify You | Irene Namubiru
416 Views
Ntibula | Martha Mukisa
4566 Views
Personal | Zuli Tums
1137 Views
Advertisement