Yesu Amala: Annointed Crushers ft Greyc Migel. Yesu amala, Yesu amala nze, Eyalitalina , silina kyenetaga nze, Verse 1 Atujamu nfufu natutuza nabalangira ono yesu, Asinga feza ne zzabu teri amwenkana, Ebirungi byona nze abimpade, Amaziga gona agasangude, Omukisa nokuganja mbifunye, Obugaga nobulamu mbifunye, Amafuta aganjiridde, Ekikompe kyange kiyiwa, Omukisa gwampade, Sibala, Esanyu lyampadde, Sibala, Omukwano gwampade, Sibala, Omukwano mungi nnyo.... chorus Yesu amala, Yesu amala nze, Eyalitalina , silina kyenetaga nze, Verse 2 Yesu amala tewetaga dagala omukwano gwalaga asinga nabanono abala, Yesu yankyusa anzigya mukunywenjaga nantuza nabalangira, Obulwade obwaluma, endwade zaluma ekisa kyekyabikyusa, Wamanya sinakumanya, mukwano gwadala yesu gwandaga eh eh, You got me from the wrong bad side, Yesu, ogwanira amatendo, Alinga gwe taliyo, (taliyo), Mubenina ye taliyo. chorus Yesu amala, Yesu amala nze, Eyalitalina , silina kyenetaga nze, Verse 3 To you God you God, I give my Praise, To you God you God, I give my Worship To you God you God, I give my All, I give my All, tonight tonight... chorus Yesu amala, Yesu amala nze, Eyalitalina , silina kyenetaga nze, X2 Bridge; Omukisa nokuganja mbifunye, Obugaga nobulamu mbifunye, Amafuta aganjiridde, Ekikompe kyange kiyiwa, Omukisa gwampade, Sibala, Esanyu lyampadde, Sibala, Omukwano gwampade, Sibala, Omukwano mungi nnyo.... Written By: Greyc Migel
Advertisement
Dawa | Elijah Kitaka
1209 Views
Taratibu | Lydia Jazmine
1134 Views
Kati Nanga | Winnie Nwagi
17334 Views
Ten Over 10 | Azawi
18618 Views
Siri Safe | Acidic Vokoz
15081 Views
Byowaba | Bebe Cool
3867 Views
Ntya featuring Winnie Nwagi | Zex Inchi Kumi Bilangilangi
4450 Views
Gwokya Nga Omuliro | Lydia Jazmine
3811 Views
Wana Wankya | BentiBoys Africa
12196 Views
Advertisement