YEGWE LYRICS BY MOODMAN DADANDA CHORUS : oh baby YEGWE ansingira nze Abalungi bona bendabye eyo jempita Oh kabiite YEGWE malaika gwembade nga noonya ebbanga lyona eryayita x2 VERSE 1: Ndabye banji naye nze sinamulaba Akusinga obulungi ye tanazalibwa Wankuebbangaba ebyange byona nenkuwa Omwoyo nomutima gwange bisula wuwo eyo Kitute akabanga Nonya wenkusanga Onfunire kukadde mbereko byenkugamba Nkwesize nze tonjabuliranga Tugende tweweko nga tewali atubanja Kubanga YEGWE nze gwenalootanga eranga YEGWE nze gwenasubiranga Shawry YEGWE alina byenetaaga Beibe YEGWE kabiite era Teri mulala CHORUS : oh baby YEGWE ansingira nze Abalungi bona bendabye eyo jempita Oh kabiite YEGWE malaika gwembadde nga nonya ebbanga lyona eryayita x2 VERSE 2: Yo the one Gal ya di one YEGWE kabiite wange Kumavivi nze nfukamidde Nsaba tomenyanga mutima gwange yeah Yo the one Gal ya di one YEGWE kabiite wange Kumavivi nze nfukamidde Nsaba tomenyanga mutima gwange Kubanga YEGWE kalaala Ebyange byona twala mbikuwadde Kubanga YEGWE kalaala Ankubisa enduulu walalaaa CHORUS : oh baby YEGWE ansingira nze Abalungi bona bendabye eyo jempita Oh kabiite YEGWE malaika gwembadde nga nonya ebbanga lyona eryayita x2 VERSE3 : Deep baibe Into you No body else but you baibe eeh Just resume that position like you did yesterday Coz I\'ll coming home soon You know what I coming for Kyekyebula kyekyebula eeh Kyekyebula kyekyebalaaa Kyekyebula kyekyebula eeh with yo body all night long CHORUS : oh baby YEGWE ansingira nze Abalungi bona bendabye eyo jempita Oh kabiite YEGWE malaika gwembadde nga nonya ebbanga lyona eryayita x2
Advertisement
Kati Nanga | Winnie Nwagi
8755 Views
Ten Over 10 | Azawi
12046 Views
Siri Safe | Acidic Vokoz
8273 Views
Byowaba | Bebe Cool
3269 Views
Ntya featuring Winnie Nwagi | Zex Inchi Kumi Bilangilangi
4015 Views
Gwokya Nga Omuliro | Lydia Jazmine
3194 Views
Wana Wankya | BentiBoys Africa
10875 Views
Take It Slow featuring Winnie Nwagi | Vyper Ranking
11295 Views
Dont Stop | Bebe Cool
5689 Views
Advertisement