Verse 1 Obulungi bwo obwo busonsomola Bulinga na ddagala Bw'oseka bw'oti nze ne ntagala Amaaso ne mpagala Mbeera saagala yadde akusemberera Mbeera njagala ng'otudde awo, We nkulabira Gwe babe, njagala ombiite Nkubiite naawe ofune ne fear lady Njagala onneewe Nkwewe naawe ofune ne fear, aah Chorus Njagala okimanye nti yenze akusobola Era okimanye nti yeggwe abisobola Katonda yatonda (Yatonda) Yatonda (Yatonda ggwe) Katonda yatonda (Yatonda) Yatonda ggwe Verse 2 Head, shoulders, knees and toes Buli ssaawa bimbuuza gwe My heart, my brain, my life girl Byonna byonnna bimatira ggwe Ono nno gwe mbawaanira Munnayuganda ssi na mumerika Bw'ayogera, ye tananaagira Ssente alina, ebya yala tomubuulira Onvulumula kikumi kinaana ssi bya kagaali Mu by'omukwano wankuba blow ma ma darling Onfumita buyiso omukwano gwo gwa alaali Lord have mercy Chorus Njagala okimanye nti yenze akusobola Era okimanye nti yeggwe abisobola Katonda yatonda (Yatonda) Yatonda (Yatonda ggwe) Katonda yatonda (Yatonda) Yatonda ggwe Verse 3 I want us to age like sweet wine (sweet wine) Not to die like sweetness (sweetness) No fight no fuss just sweet life, wowowo yeah Watoloka mu ggulu Ekyo ndi sure nteekawo okugulu Guno omutima mugumu Ne by'oyenda nsigala ndi wamu Naye ate onnyambanga ekyo nootakikola Ndi mukambwe ngya kubatta Sirina budde bukulimba Your love is all I need Chorus Njagala okimanye nti yenze akusobola Era okimanye nti yeggwe abisobola Katonda yatonda (Yatonda) Yatonda (Yatonda ggwe) Katonda yatonda (Yatonda) Yatonda ggwe
Advertisement
Yoola featuring Aroma | B2C Ent
3556 Views
Awo featuring David Lutalo | B2C Ent
5333 Views
Munda Awo | B2C Ent
4878 Views
Amattu Magule featuring Bebe Cool | B2C Ent
7412 Views
Freaky Love featuring Rabadaba X Weasel | B2C Ent
7354 Views
Gutujja featuring Rema Namakula | B2C Ent
26152 Views
No You No Life featuring The Ben | B2C Ent
30426 Views
Gutamiiza featuring Radio and Weasel | B2C Ent
13176 Views
Kola | Daddy Andre
1359 Views
Oba Onfuna [Owebina] | Fixon Magna
1085 Views
Akageri featuring Recho Rey | Aybrah
2708 Views
Glorify You | Irene Namubiru
416 Views
Ntibula | Martha Mukisa
4566 Views
Personal | Zuli Tums
1137 Views
Advertisement