Intro Fille babe Babe oh yeah yeah Brian Weiyz Andy Events Oli problem yeah yeah Nessim Pan Production Verse 1 Sikunyiigira sikunyiiza Nkuwaanako sikufiisa Red pen ggwe alina like teacher Golola answer zange bwe ntuuka Gy'obadde eyo ye wa mbuuza? Ba kibanda baali banzunza Nali nabyetamwa ebya love Naye omukwano gugonza ekyuma A friend in need is a friend indeed You're a friend in need of love Never bend or plead for no man You're a queen You deserve that throne and crown Ku weekend nkwesoose Njagala tubyesasuze byonna bye twasubwa Saagadde weekwase permit yo gireke eka Ggwe nyumirwa effuta Chorus Weekolekole byonna, aah Kola byonna Ka neekolekole byonna Nkole bikunyumira byokka Ggwe weekolekole byonna ggwe Kola byonna Ka neekolekole byonna Nkole bikunyumira byokka Verse 2 Afazaali neebuuka Bwe kigaana era nga tudda eka Oba ensozi zeesanga Bwe kigaana era tuba ffekka Ffenna bangi beewunya Kki neeyisa nga eyatuuka? N'abamu nsaalwa Bye baawunzika ate okukyuka It's you who'll never make me cry Honey sweeter than sugar Ogira ennyindo y'ekinyarwanda Osaana motor car ate nga kanamba Mwana ggwe osaana kulamba Wantereeza nawona ababanda, ha yeah Chorus Weekolekole byonna, aah Kola byonna Ka neekolekole byonna Nkole bikunyumira byokka Ggwe weekolekole byonna ggwe Kola byonna Ka neekolekole byonna Nkole bikunyumira byokka Verse 3 Kyuma kya mujamani Mwana ggwe nga bakkola Abalungi bwe bali babatonda Ku ggwe kwe baakoma Nsoma ggwe ssi nze kwesoma Bw'oba otuuse gye nsula Babe wankuba ka hit Olimu ebirungi plenty Plenty your love me am sinking Kankuwe baby nga tukyali fit Wakola body ebalwanya Osaana motor car ate nga kanamba Mwana ggwe osaana kulamba Wantereeza nawona ababanda, gyal Chorus Weekolekole byonna, aah Kola byonna Ka neekolekole byonna Nkole bikunyumira byokka Ggwe weekolekole byonna ggwe Kola byonna Ka neekolekole byonna Nkole bikunyumira byokka Outro Byonna Kola byonna Ffekka Byonna Nkole bikunyumira byokka Kola byonna Ffekka Byonna Nkole bikunyumira byokka
Advertisement
Wana Wankya |
2997 Views
Take It Slow featuring Winnie Nwagi | Vyper Ranking
3871 Views
Dont Stop | Bebe Cool
3102 Views
Correct | Ykee Benda
2563 Views
Obubadi | Dax Vibez
1684 Views
Sugar | Rebo Chapo
951 Views
Sembera | Geosteady
1354 Views
Lindako | Maurice Kirya
692 Views
Sinza | Eddy Kenzo
1857 Views
Am Badder featuring Jowy Landa | Grenade Official
2466 Views
Advertisement