Intro Retro Records Bridge Amaziga ge nkaabye gamala Gamala ge nkaabye gamala Amaziga ge nkaabye gamala (eeh) Gamala ge nkaabye gamala (aah) Verse I Nakkakkana nafuna we ntuula Nsobole okwetegereza nga ngamba Nti osanga kye ndaba kiringa ekifu Nannyogoga nga na buli kafunda mwe mpita Bakukulisa kunneewala Katugambe kye nnali ndaba eno mu nsi yange Ebigambo bingi byayita Nga tewali kinsaasira nze Omutima ogwange ogwalumwa, Ooh no Kati njoya kwekweka Mannya kukyusa nfuneyo amapya Ngende ku kazinga ewatali anjeeya Osanga oba embeera eriteeka Etwale nebigezo nekyeya Buli kigenda mu maaso ssikyebeera Ssirinaawo kya kwekwasa nzikirizza Wansala, wansala Chorus Wansala, wansala Ebintu byewalinga weeyama Wabireka awo nootatya Nogenda nofunayo omupya Kansuubire nti wakkuta Olinywerera kwoyo nnyabula Nze kanzikirize nti wansala Wansala, wansala Bridge Amaziga ge nkaabye gamala Gamala ge nkaabye gamala (hmmm) Amaziga ge nkaabye gamala (gamala) Gamala ge nkaabye gamala Verse II Bwe nakukwasa obwesigwa Mu bye nasuubira temwali kwejjusa Kati ndi mu maziga gwe eyo weesesa Let me hope ne gwolina toomuzannyise Kino ne mu byafaayo kirisomebwaako Ntinno waabaayo omuntu Eyasuula eyali amufaako Nessuubi ne liggwaawo ooh oh Nkucongratulatinga bravo Ni gwe walonda akufittinga byebyo Leka nsuubire Taliwunzikira mu nsi eno eyange Agambe wansala Chorus Wansala, wansala Ebintu byewalinga weeyama Wabireka awo nootatya Nogenda nofunayo omupya Kansuubire nti wakkuta Olinywerera kwoyo nnyabula Nze kanzikirize nti wansala Wansala, wansala Verse II - VJ Junior Omanyi ku nsi ya Katonda Bitera okubeera ebintu bibiri Ebitambuza era ebiwangaaza omukwano Ekisookera ddala bubeera bwesigwa Ate ekyokubiri bubeera bugumiikiriza Bwoba wasalawo okwagala omuntu Naye nakwagala back Kiba kitegeeza nti yakwesiga Nakuwa omutima gwe Naawe nomuwa ogugwo Naye ekisinga byonna bugumiikiriza Mu relationship tusisinkana ebintu bingi Tulaba ebintu bingi Tukemebwa mu ngeri nnyingi Naye ate bwe tussaamu obugumiikiriza Tusobola ogezaako osisinkana ebirungi bingi Sso noolwekyo, ali eyo yenna Ngolina omwagalwa wo Ngakwagala nga naawe omwagala Kye mbasaba mu mukwano gwammwe Musseemu obugumiikiriza Mujja tuuka ku birungi bingi
Advertisement
Ogeza | Victor Ruz
7413 Views
Wansala | Victor Ruz
2164 Views
Official | Victor Ruz
3541 Views
Ntya featuring Winnie Nwagi | Zex Inchi Kumi Bilangilangi
1338 Views
Gwokya Nga Omuliro | Lydia Jazmine
1229 Views
Wana Wankya | BentiBoys Africa
7146 Views
Take It Slow featuring Winnie Nwagi | Vyper Ranking
7287 Views
Dont Stop | Bebe Cool
4316 Views
Correct | Ykee Benda
3553 Views
Obubadi | Dax Vibez
1869 Views
Sugar | Rebo Chapo
1067 Views
Sembera | Geosteady
1783 Views
Lindako | Maurice Kirya
765 Views
Advertisement