Olina Kyononya, Ask Me??



Lyrics
Tumbiza Sound Remix featuring Feffe Bussi By Eezzy


2604 Views

Download the MP3


Intro
Eyo gye mubeerera mu lockdown
A Feffe Bussi wo
Ffe eno tuba mu bend down
EeZzy EeZzy wo
Gye mubeerera mu curfew
Remix
(Ri-Ri-Ricko)
Ffe eno tuba mu.. 
Ooh

Verse I
Abiri mu bbanga, 
Asatu ku nnyama
Ng'Omusoga nteesa, 
Tienda kumana
Yo, abaali baatereka (yes)
Ky'ekiseera tuziryeko
N'ebyana ebyanyirira, 
Tubiyita ne tuwaako
Yo, mbadde nteesa gwe EeZzy
Make them busy
Make them dance
And make them dizzy
You know for the shizzy
You do it like Wheezy
Gikube ne Feffe Bussi 
Ng'abatwala easy

Chorus
Kati Dj
Musajja tumbiza sound, 
Heh!
Ffe katunyumirwe
The police is not allowed, eh!
Mwana deejay
Musajja tumbiza sound
Kikube okitte
(Tulina mbega) 
Kitutta ku ground
Mwana aah ah
Ssi ka corona
Tetujja kwetta twetuge mbu ki, 
Eeh?
Mbu olwo corona?
Nedda boss

Verse II
Bwe muba mwagala zi sanitizer
Tujja kugula sanitizer
Tuyingire ne sanitizer, mu kibbala
Tukube party, eh!
Bwe mubeera mwagala zi face mask
Tujja kugula face mask
Tuyingire ne face mask, mu kibbala
Tukube party, eh!
Mutugambe oba mwagala ka distance, eh!
Social distance
Tujja kukola distance, 
mu kibbaala
Ffe tukube party
Kati mbadde nteesa nti curfew
Keetukwatire mu bbaala mutuggaliremu
Bweggwaako ku makya mutuggulire
Nze abadde agamba kalantiini
Mututeeke ffe mu bbaala
Nnaku kkumi na nnya
Bwe ziggwaako mutuggulire 
Because..

Bridge
Eyo jemubelela mu lock down
Eno tuba mu bend down
Jemubelela mu curfew
Eno tubela mu..

Chorus
Kati Dj
Musajja tumbiza sound, 
Heh!
Ffe katunyumirwe
The police is not allowed, eh!
Mwana deejay
Musajja tumbiza sound
Kikube okitte
(Tulina mbega) 
Kitutta ku ground
Mwana aah ah
Ssi ka corona
Tetujja kwetta twetuge mbu ki, 
Eeh?
Mbu olwo corona?
Nedda boss

Outro
Bannange aah aah
Aah aah,aah aah
Nuh nuh nuh nuh
Le le le le le le




Download the MP3


Advertisement




Newly Added Lyrics


Lindako | Maurice Kirya
266 Views

Sinza | Eddy Kenzo
1209 Views

Am Badder featuring Jowy Landa | Grenade Official
1034 Views

Njakukadiwa Nawe | Daddy Andre
1135 Views

Love Story | Ykee Benda
1193 Views

Dear Ex | Liam Voice
3530 Views

Under Wraps | Mugabi Kenneth
665 Views

Namudiguli | Rap Gie
519 Views

Negative Vibes [Luganda Version] | Eezzy
1336 Views

Nkulina | Jowy Landa
1306 Views


View More Lyrics

Advertisement