Intro Yeah yeah yeah This one another one say Artin on the beat Verse 1 Tukikole neera nga Mowzey Radio Leero ekiro, mu ttuntu oba olw'eggulo Babe, mpa omukwano tonseera Mukwano gwo tuweebwa tetuswala Aah ah nga tetuweera Mukwano tugugonze nga grader Girl your your love Is a mountain I got to climb And ma my love is your ocean got to dive Chorus Singa wali omanyi kye nyinza okwekola N'omala onkyawa Singa ng'omanyi, kye nyinza okwekola Aah ah tonkyawa Singa wali omanyi kye nyinza okwekola N'omala onkyawa Singa ng'omanyi, kye nyinza okwekola Naawe tonkyawa Verse 2 Mpola mpola Mpola mpola Tugende mpola abo tebatusobola Money nfuna ssente nfuna Bano abayaaye be city tebatusobola Gano maanyi ga mukwano Ge gangamba bye nkola mukwano Ne bw'ongamba nsasule bitaano Ebya Dollar ngya kuwa mitwalo The way you whine You better than dem Mi ah confessing ma gyal You killer dan dem The way you are You cooler dan ice Silver and gold, Your body rock dem Chorus Singa wali omanyi kye nyinza okwekola N'omala onkyawa Singa ng'omanyi, kye nyinza okwekola Aah ah tonkyawa Singa wali omanyi kye nyinza okwekola N'omala onkyawa Singa ng'omanyi, kye nyinza okwekola Naawe tonkyawa Verse 3 But why every time I call You say no? Every time you say You don't know! Bano ba chali ba kwesemberezanga Tebamanyi nti nakwesiimira dda Banyumya bino biri tebakutulanga Tebamanyi nti nakwetwalira dda Gano maanyi ga mukwano Ge ganjogeza ebingi ssi mupango Toli muyembe toli mango Yenze akwagala mu buli angle Chorus Singa wali omanyi kye nyinza okwekola N'omala onkyawa Singa ng'omanyi, kye nyinza okwekola Aah ah tonkyawa Singa wali omanyi kye nyinza okwekola N'omala onkyawa Singa ng'omanyi, kye nyinza okwekola Naawe tonkyawa Outro Bano ba chali ba kwesembereza Tebamanyi nti nakwesiimira dda Banyumya bino biri tebakutulanga Tebamanyi nti nakwetwalira dda Gano maanyi ga mukwano Ge ganjogeza ebingi ssi mupango Toli muyembe toli mango Yenze akwagala mu buli angle Lyrics by mp3jaja.com
Advertisement
Yoola featuring Aroma | B2C Ent
4035 Views
Awo featuring David Lutalo | B2C Ent
5741 Views
Munda Awo | B2C Ent
5223 Views
Amattu Magule featuring Bebe Cool | B2C Ent
7821 Views
Freaky Love featuring Rabadaba X Weasel | B2C Ent
7749 Views
Gutujja featuring Rema Namakula | B2C Ent
27378 Views
No You No Life featuring The Ben | B2C Ent
31367 Views
Gutamiiza featuring Radio and Weasel | B2C Ent
13483 Views
Kati Nanga | Winnie Nwagi
1638 Views
Ten Over 10 | Azawi
5140 Views
Siri Safe | Acidic Vokoz
3015 Views
Byowaba | Bebe Cool
2527 Views
Ntya featuring Winnie Nwagi | Zex Inchi Kumi Bilangilangi
3434 Views
Gwokya Nga Omuliro | Lydia Jazmine
2553 Views
Wana Wankya | BentiBoys Africa
9056 Views
Take It Slow featuring Winnie Nwagi | Vyper Ranking
9314 Views
Dont Stop | Bebe Cool
4822 Views
Advertisement