She never says that she doesn\'t love me ,,, Alikibbombombeya, a Lyto boss again and again ne josh wonder magician. Verse 1 Wali obadeko awo nga olina omuntu gwo\'yagala enyo, nokala bino no\'kola biri naye nga tabiraba nga Kiruna okwagala atakwagala bimenya,, obulabo no\'tona naye nga gwo\'buwa tabiraba,, mwana gwe naye nga ontambuza enge\'endo,, nakukola ki guno omutima gwo\'kubisa enyondo, kati bwoba osazewo nfe, ndi wa kufa mwatu guno omutima gwange tegulikuta gwalonda omu gwe eeee Chorus njagala kimu kuba naaweee nzikiriza tong\'aana ndikukwata ngo\'mwaana kuba nze manyi nga oli nange tolabe naku mukwano ndikukwata ngo\'mwaana Verse 2 oooo kasita onong\'aamba nti wooli nange Wendi sirina tabu baby wendi nze kati nsigade mu mikono gyo kyona kyogamba sigaane,, Bambi njagalako nange mpone okulumwa omwooyo,, ddala love ,, kiki kyonto\'nkole laba ontade mu misaanvu oyagala nfe lwona\'maanya ,, omukwano gumenya gundi mukifuba kuntulidde,, nsaba ntikula baby, gwe weka ayinza okukanya obulumi buno oooo Chorus njagala kimu kuba naaweee nzikiriza tong\'aana ndikukwata ngo\'mwaana kuba nze manyi nga oli nange tolabe naku mukwano ndikukwata ngo\'mwaana Eee ntumye ababaka bangi naye nga obagoba tomanyi oyongera kunkomerera ii lwaaki olinda nfe oje e magombe ,, kiki edakiika emu bweeti efuuse obuzibu,, kati bisigade mu mikono gyo kyonna kyo\'gamba sigaane ,, Bambi njagalako nange mpone okulumwa omwooyo,, dala love kiki kyotonkole laba ontade mu misaanvu oyagala nfe lwo\'namaanya omukwano gumenya gundi mu kifuba nguntulidde saba ntikula baby gwe weka ayinza okukakanya obulumi buno oooo Chorus njagala kimu kuba naaweee nzikiriza tong\'aana ndikukwata ngo\'mwaana kuba nze manyi nga oli nange tolabe naku mukwano ndikukwata ngo\'mwaana ngo\'mwaana ,, ngo\'mwaana ngo\'mwaana bwekiriba mpaka olubeerera,, tong\'aana,,,,, please be my darling Kange\'nde Ku police ntekeyo omusango nti olumya bano ,, osanga oba olyaawo olinjagala,,, ulaaada. Ulalalalala la naaa....
Advertisement
Dawa | Elijah Kitaka
1219 Views
Taratibu | Lydia Jazmine
1149 Views
Kati Nanga | Winnie Nwagi
17342 Views
Ten Over 10 | Azawi
18628 Views
Siri Safe | Acidic Vokoz
15082 Views
Byowaba | Bebe Cool
3868 Views
Ntya featuring Winnie Nwagi | Zex Inchi Kumi Bilangilangi
4450 Views
Gwokya Nga Omuliro | Lydia Jazmine
3811 Views
Wana Wankya | BentiBoys Africa
12196 Views
Advertisement