Tokyanoonya. VERSE I: Nze sikyasalawo buli kyoyogera era nyeenya mutwe kamunguluze anatera nokumunga ekigwo mwana ggwe ebirooto bingi nze byendoota ye nkugambeki ndekeki ngayegwe abunye omubiri gwona nze ngamba ombunya obuffofoffo wotaba nenkuwenja...aaahh.. banampita nomulalu kuba love temilibwa mpeke yegwe dagala eri namponya this heart attack guno omutima guba mugumu ngankulaba okomyeewo. CHORUS: Abo bagambe tokyanoonya...... bakuleke... nze mbagambe nti nakwefuga oli wange....ooooh.. ooooooohh oooooooohh nze nina owange X2 VERSE II kale manya wasenga mumutima gwange munda wantuula mubwongo sikyagaana buli kimu kyenkola yeggwe sisobola kumala ddakiika yadde ngasikulabyeko tewaba mulamwa akatinko mu love kanji gyoba nsaba owuulire kyemba nti nsula kutebukye bwebuli lwotadda. CHORUS: Abo bagambe tokyanoonya...... bakuleke... nze mbagambe nti nakwefuga oli wange....ooooh.. ooooooohh oooooooohh nze nina owange X2 BRIDGE: Abalala kabajje ngabettenda entunula oli newalibani talinkyusa nze nawe bwotyo abafuba okukutwala omutima baveeko tobawa budde ntaasa bagobere wala. CHORUS To End: Abo bagambe tokyanoonya...... bakuleke... nze mbagambe nti nakwefuga oli wange....ooooh.. ooooooohh oooooooohh nze nina owange
Advertisement
Kati Nanga | Winnie Nwagi
1638 Views
Ten Over 10 | Azawi
5140 Views
Siri Safe | Acidic Vokoz
3016 Views
Byowaba | Bebe Cool
2527 Views
Ntya featuring Winnie Nwagi | Zex Inchi Kumi Bilangilangi
3434 Views
Gwokya Nga Omuliro | Lydia Jazmine
2553 Views
Wana Wankya | BentiBoys Africa
9056 Views
Take It Slow featuring Winnie Nwagi | Vyper Ranking
9314 Views
Dont Stop | Bebe Cool
4822 Views
Advertisement