Artin on the Beat Verse 1 Gyal, wandeka ogamba kibulamu Kati ojja ozunga olw'okuba olaba ntereddemu Bambi nkusaba busabi ndekaamu Ebyange naawe wabiroberamu yeah Obudde buzibye nina okijoogamu Ezange nina oziryako nga nkyali mulamu Baganda baffe ndaba asikamu omu kw'omu Gwe akyalina obusobozi tobiroberamu yeah Ate ndi mukozi era nkeera ne nkikyapamu Ataakole taaliire maama y'ansomeramu Nti mwana wange ssente yeefuga buli kimu Ky'ova olaba era eby'okola sibiloberamu, Yeah Musaayi muto nkulembedde game Bayaaye bampalana nefuze bi deemu Mbabonyaabonya nga combination ya PEM Bano mbakuba ku mutwe sibaloberamu nze, Yeah Chorus Tobiroberamu Blood tobiroberamu Toloba, toloba Tobiroberamu Eby’ensi boyi kufata Olina okubeeramu Ngambye, tobiroberamu Blood tobiroberamu Toloba, toloba Tobiroberamu Eby'ensi boyi kufata Olina okubeeramu Verse 2 Wabula singa teyali siriimu Singa mu bambala eby'okulwanyisa siriimu Naye buli lwe nzijukira nti nina ochasinga dream Awo akapiira we nkateerako sibiroberamu Yeah Mutima gwange mwana naawe baamu Nze naawe tumanyi ebizibu laavu by'etusuddemu Kati olabye omulala ate o??amba tubiddemu Ntiddemu nze siddamu kubiroberamu, Ggwe Kampala City babuufu ffe tukirimu Ojja n'ekyalo abaana bakikumalamu For example bano abanyiga amasimu mu jam Abaana baganyakula tebalobyenamu yeah Buli omu n'eddiiniye nze ndi musiraamu Naye nzikiriza Katonda gwe tusinza y'omu Sabako era ofune engeri gyomwebazaamu Nze ntya omuliro era ebintu bye sibiroberamu Chorus Tobiroberamu Blood tobiroberamu Toloba, toloba Tobiroberamu Eby’ensi boyi kufata Olina okubeeramu Ngambye, tobiroberamu Blood tobiroberamu Toloba, toloba Tobiroberamu Eby'ensi boyi kufata Olina okubeeramu Verse 3 Fik Fameica nze ndiko buli wamu Ekigoma bwenkituulamu Ne mu ddoboozi ekkakkamu Enyonyogeze temuli abaana baazimalamu Ba rapper mutubulamu Wanneegayirira okkuwola nga tolinaamu Okusasula oyagala ngyaziine nga Imam? Bakuwaana kuluma leero walumye mukyamu Ezange ojja zisesema toziroberamu Akayimba kano ssi kange ka bulyomu Enjiri eno kansabe ebune ku bulyomu Artin Pro kuba ekigoma tuzinemu Buli omu n'owuwe atalina weebeereremu Wabula ex wabilobelamu (Wabiloberamu) Ffe eno tulya bulamu Kati oly'eyo wejjusa ogamba singa nagumamu Chorus Tobiroberamu Blood tobiroberamu Toloba, toloba Tobiroberamu Eby’ensi boyi kufata Olina okubeeramu Ngambye, tobiroberamu Blood tobiroberamu Toloba, toloba Tobiroberamu Eby'ensi boyi kufata Olina okubeeramu Lyrics by mp3jaja.com Omusomi Omutembeeyi Ghetto yut Kampala muwambe N'abadde tamanyi mugambe Fik Fameica tuzinemu ssi lumbe Fresh Bwoy
Advertisement
Lock | Fik Fameica
3885 Views
Lov Lov | Fik Fameica
4273 Views
Buligita | Fik Fameica
1866 Views
Ndi Byange | Fik Fameica
8267 Views
Muko | Fik Fameica
2698 Views
Omu Bwati featuring Patoranking | Fik Fameica
11484 Views
Tobiloberamu | Fik Fameica
8553 Views
Am Different | Fik Fameica
7916 Views
Mwaga featuring Rayvanny | Fik Fameica
4855 Views
Born To Win | Fik Fameica
16166 Views
Skonto featuring Wembly Mo | Fik Fameica
8461 Views
Kutama | Fik Fameica
5818 Views
Kola | Daddy Andre
1183 Views
Oba Onfuna [Owebina] | Fixon Magna
1009 Views
Akageri featuring Recho Rey | Aybrah
2694 Views
Glorify You | Irene Namubiru
404 Views
Ntibula | Martha Mukisa
4549 Views
Personal | Zuli Tums
1128 Views
Advertisement