Olina Kyononya, Ask Me??



Lyrics
Taki Taki Cover featuring 14k Bwongo By Fresh Kid UG


165673 Views

Download the MP3


Intro by Fresh Kid
Eyoo!!!
Buli rapper w'oli pamba mu mata ggyamu
Eno sigituddeemu ngiyimiriddemu
Bwe wabaayo asobola okunnyimiriramu
Kati kati,
Kati kati lumba
A Fresh Kid
De Texas
A Bad Man Records, ayo

Verse 1
Nantameggwa mu kazannyo mumpite General
Omuufu mu ndabika, mufuula ofwono
Omumwa ngutambuza nga ngalo ku piano
Ppeesa ku ppeesa nyiize nnyo ku luno
Kakkana mbawe abo tebakola zowe
Ye ssaawa bakole leka ebyalema mbawe
Kambadduse ekisaawe batuuke bakoowe
Nga mbaddusa lire n'akati kazitowe
Yenze musika wa buli rapper anti baawanika
Nga balloon nabanyiga nnyo baayabika
Mu flampeni ya butto emitwe mwe naginnyika
Ndi mukyamu mu Luga yenze agaba homework
Paka paka nze ngya kubanyoola ng'enjoka
Ninga shark mukene bw'ondaba dduka
Nazuukuka nasamba essuuka
Nava mu kwebaka
Ba rapper e Butabika emitwe nze agikanika

Chorus
Bailame como si fuera la ultima vez
Y ensename ese pasito que no se
Un besito bien suavecito, ssi ddogo gwe gwe
Taki taki
Taki taki, lumba

Verse 2 - 14K Bwongo
Hehehe
14K Bwongo
Your top rapper, gwe
Tukuuma pace ng'omukuumi wa peace
Ng'afubuttula omubbi wa Samsung Galaxy
Ku ky'ettaka anti mu track temuli chorus
Tubasaanyawo nga Ethiopian Airlines
Ku Hashtag tuli VIP
Buli rapper RIP
Zi ccepe ku combat yeffe abakuba empi
Mu bumpiimpi gwe ampi
Kubanga yeffe ba kkapi
Temuba comfortable with your shit 
Ng'omuto mu nappi
Ffe abagagga ba zi rhyme abo bonna ba copy
Ssaawa ya twekwatako nga tattoo oba kisipi
Ye ssaawa mudde mu kyalo anti tubaleetedde TP
Enough, 14K Bwongo

Fresh Kid
Nga ttanka ne wajjawo Omuchina n'Omujapan
Neeyengodde okwewuunyisa 
Omulembe gwa Museveni
Naye nze ndi tough nga soldier Omutalabaani
Abakola amajaani bagende ewa Madhivani
Sinnaba nno, eno ekyali ntandikwa
Ng'eddagala elitta, ebiku n'enkwa
Bwe nzita beat, ng'agiteze obutwa
Ndeka bataawa, bwentyo ne nfuuwa oluwa

Temuggwaamu, mbakube kibooko
Anti ku kijjulo yenze aliisa fork
Mu class ya Luga yenze akwata chalk
Mbeerarikiriza nnyo nga paper za mock
Sho!!, nga ka cinema ka Wrong Turn
Mu kisenge ekiro, ng'oli alone
Mwe abaavu ba Luga mujje mbawe loan
Anti ngabira mu dollar sikwata coin
Noonyayo omubazzi ng'abajja zi coffin
Oba akabiriiti n'amafuta ga yingini
Nfunira olujegere n'omuyini gw'enkumbi
Oba onfunire paasi eyokya okuva ewa ddobbi

Lyrics by mp3jaja.com

Outro
Ggwe, kano ssi ka kigendererwa
Tukuba ka ba fan
Just tubadde
Tu having-a fun
Track tugisaanyizzaawo nga data
Ku VPN
Kati gwe Promoter bw'okatuulira kaliko landmine




Download the MP3


Advertisement


More Lyrics From Fresh Kid UG


Victim | Fresh Kid UG
7156 Views

Taki Taki Cover featuring 14k Bwongo | Fresh Kid UG
165674 Views

Bambi Minister | Fresh Kid UG
3727 Views

Banteeka | Fresh Kid UG
7449 Views



Newly Added Lyrics


Obubadi | Dax Vibez
156 Views

Sugar | Rebo Chapo
99 Views

Sembera | Geosteady
348 Views

Lindako | Maurice Kirya
351 Views

Sinza | Eddy Kenzo
1343 Views

Am Badder featuring Jowy Landa | Grenade Official
1215 Views

Njakukadiwa Nawe | Daddy Andre
1237 Views

Love Story | Ykee Benda
1231 Views

Dear Ex | Liam Voice
3801 Views

Under Wraps | Mugabi Kenneth
703 Views


View More Lyrics

Advertisement