REBO REBO CHAPO LEVEL LEVEL REBO REBO CHAPO LEVEL LEVEL Wine up if you love di way Bx a run di beat an And di deal done all di way Outa Happy African feeling Dumbala tomuwalana omuwala Bwakutemera amazina ku bbala Alina amasannyalaze ga solar Akunyakula omutima mu mpola Naye wabula nakato omuto Wewale offuluma ekiro Lwebaakulekedde wano abato Jjuuzi tebaalya kya ggulo Baakusanga mu ndongo Naye eyakusanga yali ye anoonyaki Ekiwoomesa endongo Nesinga otulo ekiro mu zi wankaaki Esinga sugar Ewoomera abatoono Ekuuma figure Naabakuzemu ko Esinga liquor Ewoomera ababuufu Nebeetabika Naababuzemu ko Ggwe zina mazina I confirm Mugongo gukaluba tobyessamu Abisobola ate tobyejjaamu Nze nyimbamu dj bwampaamu Ebidongo bimpa bulamu ebizibu nabibuuka Togeza nonnemya endongo Lwetwambala black abalabe lwetubaziika Tuwemukidde owebbango Naye wabula Hassan omuto Wewale offuluma kiro Lwebaakuleka jjuuzi ewaka Tewasula wafuluma mbiro Baakusanga mu ndongo Naye eyakusanga yali ye anoonyaki Ekiwoomesa endongo Nesinga otulo ekiro mu zi wankaaki Esinga sugar Ewoomera abatoono Ekuuma figure Naabakuzemu ko Esinga liquor Ewoomera ababuufu Nebeetabika Naababuzemu ko Laba Nakato azina loketo Gano amazina gamukiwato si ga lubuto Bajjayo obufooni nebakuba ku foto Balage ba fellow Nti bino byebiba mu ghetto Ggwe zina mazina I confirm Mugongo gukaluba tobyessamu Abisobola ate tobyejjaamu Nze nyimbamu dj bwampaamu Naye wabula nakato omuto Wewale offuluma ekiro Lwebaakulekedde wano abato Jjuuzi tebaalya kya ggulo Baakusanga mu ndongo Naye eyakusanga yali ye anoonyaki Ekiwoomesa endongo Nesinga otulo ekiro mu zi wankaaki Esinga sugar Ewoomera abatoono Ekuuma figure Naabakuzemu ko Esinga liquor Ewoomera ababuufu Nebeetabika Naababuzemu ko X2 till End
Advertisement
Wana Wankya |
2883 Views
Take It Slow featuring Winnie Nwagi | Vyper Ranking
3792 Views
Dont Stop | Bebe Cool
3067 Views
Correct | Ykee Benda
2529 Views
Obubadi | Dax Vibez
1677 Views
Sugar | Rebo Chapo
951 Views
Sembera | Geosteady
1347 Views
Lindako | Maurice Kirya
691 Views
Sinza | Eddy Kenzo
1855 Views
Am Badder featuring Jowy Landa | Grenade Official
2451 Views
Advertisement