SPEECHLESS LYRICS - LISA DIVA Uhmm... baibe Ommatiza onjagala Ondalula Diva ne Josh wonder Verse 1: Ndi waamululu sikkuta Nebweluba lunaku Nga ndi nawe setamwa Bwomba ewala nze neebowa Kyoka bwojja ng\'ebigambo bidduka Yuh de make mi speechless Onkutte onywezeza ehh... Chorus: Bouy yuh de make mi speechless Buli lwonyonyoogera I go falling for yuh Mpulira nga binyuma Bouy yuh de make mi speechless Buli lwonyonyoogera I go falling for yuh \"for yuh\" Mpulira nga binyuma \"baibe\" Bridge: Baibe buli lwenkulaba Ondalula ondalula Nebigambo nga bimbula Ondalula ondalula Baibe buli lwenkulaba Ondalula ondalula Nebigambo nga bimbula Ondalula ondalula Verse 2: Nze ngamba, singa osobola Netuwanyisa emitima nenkuwa Ogwange nogugwo nompamu eno Mazima wandilabye Ekitabo ky\'omukwano kyenkulinako Era wandisomye Obugambo bw\'amapenzi bwenina gyoli Bouy yuh know.. Yuh de make mi go insane Buli lwenkulaba Omutima nonyonyoogera Bubu yayayayaa.. Chorus: Bouy yuh de make mi speechless Buli lwonyonyoogera I go falling for yuh Mpulira nga binyuma Bouy yuh de make mi speechless Buli lwonyonyoogera \"so so speechless\" I go falling for yuh \"for yuh\" Mpulira nga binyuma \"baibe\" Bridge: Njagala kuba mukwano gwo Akubudaabuda nkuffengako Sirikujuza nebwonsamba Sirikujuza..... Sirikujuza... aah.. baibe Verse 3: Obulungi bwo tebunnalabwa ewalala Baibe entambula yo Ebasise entunula Ba kampala gals besombye Okuva e Qatar ne Nalya Nyweeza tuveewo mpola mpola Ng\'abeekuba obwaama Bouy yuh know.. Yuh de make mi go insane Buli lwenkulaba Omutima nonyonyoogera Bubu yayayayaa.. Chorus: Bouy yuh de make mi speechless Buli lwonyonyoogera I go falling for yuh Mpulira nga binyuma Bouy yuh de make mi speechless Buli lwonyonyoogera I go falling for yuh Mpulira nga binyuma Bridge: Baibe buli lwenkulaba \"ahhaa..\" Ondalula ondalula \"Nash wonder\" Nebigambo nga bimbula \"ehh..\" Ondalula ondalula \"yuh drive mi crazy\" Baibe buli lwenkulaba \"baibe\" Ondalula ondalula \"mba ng\'omuzoole\" Nebigambo nga bimbula \"ehh..\" Ondalula ondalula \"baibe\" Njagala tube nga tuyita babiri Omukwano gwo gumpambye Ompite hani nange nkuyite baby Nze wuwo oyee.. When I look in your eyes All I see is my love I will never let you go baby wange gw\'aliko
Advertisement
Kola | Daddy Andre
1359 Views
Oba Onfuna [Owebina] | Fixon Magna
1085 Views
Akageri featuring Recho Rey | Aybrah
2708 Views
Glorify You | Irene Namubiru
416 Views
Ntibula | Martha Mukisa
4566 Views
Personal | Zuli Tums
1137 Views
Advertisement