BLG Chorus Baby byaliwo Nakunyizabyaliwo Baby byaliwo Ndi sorry kubyaliwo x4 Verse 1 Bambi bogera pokopoko Mbalaba nga banonya kukwediza Bagala ondeke nga nkaaba nga ate omutima gwo ngulaba gwakisa Mpulirira obulumi amazigagakulukuta jukira gyetuvude nga twerera Nakusubiza sanyu nga ntandika lwaki nkimaliriza nga nejusa Wesiga ebigambo nga okimanyi abantu bakuno bbo bogera Baali bagamba nti olina embaliga kati esawa zino mbubakutijisa Tonsana era wasiwuuka nebitabakwatako nga nga babinonoza Nkusabakimu gwe tobasembeza Babi nyo bakyamu tebatwagaliza Baali bajerega ebyange ebitono Songa musajawatu Nina esnsonyi Bbona nabasooka nogalawo nkakasa bbo bakonkona bukonkonyi Nakizudejo bulibwenkulaba omusaayi mumutima nga gwesiba Nagezezaako okufuna edagala abawala abalala nga tebankuba Sokati nakitade ndowooza gwe Sifudeeyo njagala osanyuke nzesifudeyo ojirese eyiike Bweribajuba olirese libuuke Nentuko njagala etuuke Neno embeera njagala efuuke Nensi yange njagala ekyuke World cup njagala ekiike Verse2 Wulira ndeeta bwemba nkikuba njagala osirike Rhyme ekoona kumaviivi nkaaba nfukamide Bwoba onsonyiwa kirijoli nze nkwetondede Nkulaba osmilinga Nate nkimanyi nti onyigide Bwoba okilaba osobola okimanya nti nkabye nyo Kubanga mpulira nga nzena mwoyo ntidenyo Nsonyiwa nyamba obusungu obwogwe obuzeeyo Bwoba okitaba nga kituufu multi nze nswade nyo Size yomba njagal onsonyiwe Njagala omwenye Njagala mbewuwo Njagala onfeeko Njala nkwateko Njagala on**** Kwatawano wulira omuliro Wulira mbuguma Wulira pressure Wulira nzirika Wulira sisa Wulira ngenda obulamubugwawo Bwentyo nensalawo ngende Nange nensalawo nkuleke Kankusanyuse binume nsirike Kubanga omutima gwo ogumenye simatide leka nkaabe nkimire Amaziga mumaaso nsiimule Plan zange zzona nziyiwe Mubulamu bwange nkwesonyiwe Verse 3 Mbasasira abakulokera kuba nakunyweza sikuta Bwerubaluyimba leka nkube jazz gwe nga bwokuba guitar Abenugu tubate tubaviire tubabeere nga metre Bwobaba onjagala nonya Bwoba okyanjagala nkubira Bwoba omissinga komawo Tukikwasaganye nkufeelinge Nkukissinge Nkufixinge kukisenge kyomunju yange Valentine nze nkumeetinge Ompe chance nze nkudatinge Olina amaaso ntunulira Kozesa amatugo mpuliriza Nali nkbiitabiita byalibyampeta Omukwano gwankota Ngagujuza tata Guwooma nga amata Glass kunkata Ngatoja kwatika Nebwenkusindika Bona nze nembata sakugatika Tulimutuluba tulimwebyo ebika Temuli aketa tubapepeta Love nga eteta Ereeta enyonta njagala ambita Njagala snsuuta Nga ampa amafuta Mbireke ebyayita nga biri mukoota Service njifune enkeera Kubanga okimanyi ninamu obuzibu Ebanga eriyise nkwekumide Nga era nkimanyi olyeyo oninze
Advertisement
Kati Nanga | Winnie Nwagi
1111 Views
Ten Over 10 | Azawi
4335 Views
Siri Safe | Acidic Vokoz
2673 Views
Byowaba | Bebe Cool
2447 Views
Ntya featuring Winnie Nwagi | Zex Inchi Kumi Bilangilangi
3393 Views
Gwokya Nga Omuliro | Lydia Jazmine
2520 Views
Wana Wankya | BentiBoys Africa
8910 Views
Take It Slow featuring Winnie Nwagi | Vyper Ranking
9093 Views
Dont Stop | Bebe Cool
4767 Views
Advertisement