Intro Ekitiibwa nettendo Bikuddilenga ah ah Gwe eyatonda ensi eno, Ate ela neggulu Muyite lugaba Lugaba Mukama lugaba Muyite lugaba, Annunudde nazija mubunnya Verse I Omuntu ava wala, ava wala Omuntu ava wala Okutuuka ewala Eno ensi etabuka, ah etabuka Eno ensi etabuka, Nga buli wodda ekunyiga Ekisooka osobelwa Abange osobelwa Nga abanji basituka Kyokka gwe olemwa Olwo ebibuuzo nebitandika Nti oba ye nze nalya ki? Binji nobyebuuza Naye Mukama namukola ki? So nga gwe bosinga Bo tobalowoozako Webuuze bwebabeela Bwoba gwe olajana Chorus So sinza Sinza ah ah Sinza Kuba Mukama akwagala Sinza Sinza ah ah Sinza Mwebaze obulamu bwolina Mini Chorus Akaseera kajja, Kajja Akaseera ko Kajja, Kajja Akaseera kajja, Kajja Time yo gyeeli linda Akaseera kajja, Kajja Akaseera kajja, Kajja Akaseera ko Kajja, Kajja Time yo gyeeli linda Chorus So sinza Sinza ah ah Sinza Kuba Mukama akwagala Sinza Sinza ah ah Sinza Mwebaze obulamu bwolina Verse II Ntumila abalwanyi mu nsi Abaayiga ebizibu byensi Nemubikwaasa Omutonzi wensi Kubanga ye kamala byona Beela omulwanyi mu nsi Alwanyisa ebizibu byensi Twabisanga mu nsi Toggwako emirembe m nsi Luliba lumu netua mweno ensi Baaba tolwaana na nsi Twabisanga mu nsi Kimanye bintu bya nsi Nsaba nyo emirembe munsi Mukama nsaba onsasire Nga bwemba sitegedde Munange nsaba ongondeze Nkunwaasa ensawo yange Taata ongaziyize Mpozzi nabalabe bange Yingila otaase Obusungu bakendeeze Silina musango mu nsi Oh yeh, Taata bangondeze Chorus So sinza Sinza ah ah Sinza Kuba Mukama akwagala Sinza Sinza ah ah Sinza Mwebaze obulamu bwolina Mini Chorus Akaseera kajja, Kajja Akaseera ko Kajja, Kajja Akaseera kajja, Kajja Time yo gyeeli linda Akaseera kajja, Kajja Akaseera kajja, Kajja Akaseera ko Kajja, Kajja Time yo gyeeli linda Chorus So sinza (sinza ah ah) Sinza ah ah (sinza ah) Sinza (sinza ah) Kuba Mukama akwagala (sinza ) Sinza (sinza ah ah) Sinza ah ah (sinza ah ah) Sinza (sinza) Mwebaze obulamu bwolina Outro Sinza Sinza ah Sinza ah ah Sinza Sinza ah Yo buta Magical Sinza Sinza ah Sinza
Advertisement
Sinza | Eddy Kenzo
2033 Views
Weekend | Eddy Kenzo
1884 Views
My Life featuring Dj Sly X Wendy Shay | Eddy Kenzo
993 Views
Semyekozo | Eddy Kenzo
6187 Views
Bibaawo | Eddy Kenzo
8333 Views
Inabana featuring Harmonize | Eddy Kenzo
3995 Views
Never | Eddy Kenzo
3532 Views
Raha | Eddy Kenzo
2303 Views
Signal | Eddy Kenzo
5153 Views
Jubilation | Eddy Kenzo
5980 Views
Nze Mutuufu | Eddy Kenzo
7091 Views
Nanziri - Nessim Version | Eddy Kenzo
2079 Views
Mariaroza | Eddy Kenzo
5647 Views
Be Happy | Eddy Kenzo
3554 Views
Ntya featuring Winnie Nwagi | Zex Inchi Kumi Bilangilangi
1471 Views
Gwokya Nga Omuliro | Lydia Jazmine
1307 Views
Wana Wankya | BentiBoys Africa
7250 Views
Take It Slow featuring Winnie Nwagi | Vyper Ranking
7393 Views
Dont Stop | Bebe Cool
4332 Views
Correct | Ykee Benda
3560 Views
Obubadi | Dax Vibez
1879 Views
Sugar | Rebo Chapo
1069 Views
Sembera | Geosteady
1792 Views
Lindako | Maurice Kirya
771 Views
Advertisement