Chorus Buli kimu ekyange nsobola okukireka Naye ku gwe ndayira obutagenda baby Kabaseke obukule bakube Ono owange simuta Buli kimu ekyange nsobola okukireka Naye ku gwe ndayira obutagenda baby Kabaseke obukule bakube Ono owange simuta Verse I Naye neebuuza oba natandika ntya! Okwagala gwe nokusinga abanzaala Laba oli munnyo mu lunch yange Era akaloosa, Mu chai owokumakya Ngugumuka ekiro, Nga ndoose bakuntutteko Ne mmera olutiko ate nga ndaba wooli Ndikuddawa, nsika ssebo teeka mu lyato Ntwala, ebyange munnange byonna bibyo Chorus Buli kimu ekyange nsobola okukireka Naye ku gwe ndayira obutagenda baby Kabaseke obukule bakube Ono owange simuta Buli kimu ekyange nsobola okukireka Naye ku gwe ndayira obutagenda baby Kabaseke obukule bakube Ono owange simuta Verse II Ebisulo, ebyansulanga ku liiso Byali bya ssanyu ssi maziga Kituufu wambikkula obwongo Babe, you make my life complete He he he, he he he Kati jangu tuzannyemu Omupiira oba twepenemu? Kale oba tutambulemu Oba tugende tuwugemu? Nga tewali atukuba ku mukono My baby nsika Ekyamazima sikuta, ha haaa Omukwano gummezze Laba bwe mpunze Yeah eeh, Nyamba bambi tonta Kati labayo bwe nanaagira Na na na na nanaagira Olulimi telukyatambula Omutima gwe gumbuulira Kuba buli kimu Nsobola okukisaddaaka kululwo Tewali kye nsobola ku comparinga Nomukwano gwompa babe Sigala wendi, Wano Chorus Buli kimu ekyange nsobola okukireka Naye ku gwe ndayira obutagenda baby Kabaseke obukule bakube Ono owange simuta Buli kimu ekyange nsobola okukireka Naye ku gwe ndayira obutagenda baby Kabaseke obukule bakube Ono owange simuta
Advertisement
Wana Wankya |
1914 Views
Take It Slow featuring Winnie Nwagi | Vyper Ranking
2949 Views
Dont Stop | Bebe Cool
2578 Views
Correct | Ykee Benda
2165 Views
Obubadi | Dax Vibez
1441 Views
Sugar | Rebo Chapo
765 Views
Sembera | Geosteady
1118 Views
Lindako | Maurice Kirya
505 Views
Sinza | Eddy Kenzo
1644 Views
Am Badder featuring Jowy Landa | Grenade Official
2148 Views
Advertisement