Olina Kyononya, Ask Me??


Sing Along Lyrics


Simuta by Able Tasha

INTRO
able tashar me name
me know that me know uuh
edie d pan production eeh
CHORUS
aah Noh gwe nina sumuta nze gwe nina simuta
Ate nebwanvuma sipowa nze kanvume sitoma x2

VERSE 1
Sweet mugati gwa butter, olinga buwujo bya chopper, onyonyogera nga'suna guitor ntwaala ewamwe gwe nyini swagga
wambwa bwasika ediba, tobettinga abawadilya, nange nemede ku near supa power mukungi wa city
Akanyiliro ampade vitamin ebirisa mbizude eeh
wabula mpewede olwa love gyompadde empewude
CHORUS

VERSE 2
Nesmartinze copa gal wuno ntadeko, high heel akakondo nsudemu gwe nondeka mwaami nfuraawo time fi we go nze no nemedeko
Nemedeko nga super glue, tondeka nonzisa obuwuulu mwaana gwe anti ondi butoola obulungi bwo bunkubisa nduulu ( me say dat) 
kili bulungi, buli lwenkulabako owange selulungi mubalungi okira nekulangi ela nkulondayo kababeere bangi
love yo njiyoya daily nga oli wendi kibera highly, nsanyuka nkuba nobukule
gwe boy wabula oli lovly
CHORUS

VERSE 3
Amalalaalalala
amaswagaswaga
nzeno sikyalabalaba ela sikyatemya
wanunga lunga  nga katungulu chumu, nkwesunga ngeyo muchomo
baby wabula oli watima okunyilira otyo nze nonumya, onnyeleketa nge yamasavu tosangika ngekyendaggu boy wabula oli wabula....... okira nazaabu

CHORUSX4

View Able Tasha's Profile   Download the MP3

View More Lyrics