Olina Kyononya, Ask Me??


Sing Along Lyrics


Sima by VIP Jemo

Intro
Yeah
A New School King 
Sima 
Basajja twatondebwa ffe kusima 
A Karma Ivien 
Jemo 
T.O.N

Chorus
Kati sima
Ekikondo nyweza gwe tebakusuna
Sima  
Basima bwebati yiga towakana
Sima 
Abasajja twatondebwa ffe kusima 
Yeah, woo
Kati sima
Ekikondo nyweza gwe tebakusuna
Sima  
Basima bwebati yiga towakana
Sima 
Abasajja twatondebwa ffe kusima 
Yeah, woo

Verse 1
Kati kuzina
Atazina nkusaba fuluma 
Ebyaffe temuli kukutama 
Bya anayinama, anayinuka 
Eeeh 
Vva mu katebe gwe yimuka 
Shaku shaku, whine, bend then katika 
Afaananana bulungi ono malayika 
Style ya kimerika naye mufirika 
Shaa, kati tusima 
Era tunyumirwa tetutoma
N'obukumba twambala ate tunyuma
Olwo abateesi ne kibaluma 

Chorus
Kati sima
Ekikondo nyweza gwe tebakusuna
Sima  
Basima bwebati yiga towakana
Sima 
Abasajja twatondebwa ffe kusima 
Yeah, woo
Kati sima
Ekikondo nyweza gwe tebakusuna
Sima  
Basima bwebati yiga towakana
Sima 
Abasajja twatondebwa ffe kusima 
Yeah, woo

Verse 2
Mpulira guli munda
Omuziki gukoona, tuli mu kiggunda
Guwooma gukirako amatugunda
Mpozzi y'ono abayimbi bonna gwe batenda?
Baby gw'ofunye alina ku bisima 
Omwana mugimu asaanira ewaka 
Musime, afuuke ow'ekika, eeh
Paka omugongo lwe gukutuka 
Laba ki baby (kisime)
Kyesaze obupoozi ky'amalayo (kisime)
Kinyirila kiwunya n'obuwoowo (kisime)
Kankisaleko tuveewo (fire)

Chorus
Kati sima
Ekikondo nyweza gwe tebakusuna
Sima  
Basima bwebati yiga towakana
Sima 
Abasajja twatondebwa ffe kusima 
Yeah, woo
Kati sima
Ekikondo nyweza gwe tebakusuna
Sima  
Basima bwebati yiga towakana
Sima 
Abasajja twatondebwa ffe kusima 
Yeah, woo

Kati kuzina
Atazina nkusaba fuluma 
Ebyaffe temuli kukutama 
Bya anayinama, anayinuka 
Shaa, kati tusima 
Era tunyumirwa tetutoma
N’obukumba twambala ate tunyuma
Olwo abateesi ne kibaluma 

Le…Le
Le Go Big Tune

Kati sima
Sima 
Kati sima

View VIP Jemo's Profile   Download the MP3

View More Lyrics