Intro Ng'olwanira ki Carol? Ng'oyomberaki Carol? Nga nwaniraki Sheebah? Ng'olwo nfa ki Sheebah? Baur, Arki, Sabula Verse 1 Bano abasajja tubalabukidde N'abakazi ebitaala bibazikiridde Kali ku buli akyanga mukwano Ntumire n'omwami wange Oli gwe njagala abitegeere Hullo, yenze gw'oyagala Akwagala atalikuyombera Hullo, yenze gw'oyagala Akwagala atalikulwanisa Saagala kulumya (saagala) Kye kimu saagala kunnumya Gwe manya ndi mu laavu Naye nno ssi lock Katusaabale obuvuyo team no semba Wano tulina okwenkana Omulala lwafunye muggyawe Ng'awera nkolokooto kutemaatema Nze nkugamba omusajja kwata Kozesa wuuyo bakuwe omusaala kale Buli kimu era kikyo Nze omusajja mukuuma naye Chorus Sirwana Mbu lwa nsonga ya mwami wange Eno laavu kazannyo buzannyo Siyomba Na mukyala munnange Byebatulimba enjawulo temuli Tolwana Mbu lwa musajja Bw'aweta ensonda ky'okola Tokola lutalo walaayi Na mwana wabandi Ssi ye yamukwana Verse 2 Gwe manya abasajja (You know) Teriiyo atuukiridde atacheatinga Ndaba kisingako Nga ky'akola ky'okola ne mumarchinga Ono yakoowa okunyiiziira night and day Omusajja acheatinga day by day Gwe obalaba benkanankana leka naawe Toba ng'atannalaba Agamba nkooye nva mu meeting Ate ebadde private meeting N'owulira omutwe nga gukwetooloola Mwana wa maama osembera ki? Nze agoba laavu yange ku lwa meeting Manyirawo agenze mu cheating Nfunirawo omulala replacing Tuvuganye mu laavu competing Bwe mba nkwetaaga Ne by'oyita nabyo mbyetaaga Naye ate buli lw'obinnyima Olwo nfunirawo mangu shortcut Chorus Sirwana Mbu lwa nsonga ya mwami wange Eno laavu kazannyo buzannyo Siyomba Na mukyala munnange Byebatulimba enjawulo temuli Tolwana Mbu lwa musajja Bw'aweta ensonda ky'okola Tokola lutalo walaayi Na mwana wabandi Ssi ye yamukwana Verse 3 Obudde bukuyitako nsaba ogiggyeyo Laavu y'ekito eyo gy’odingisa Ebyo by'onimbalimba ng'oyendayenda Nfunirawo omulala gwe mbaatisa Bw'opima, Ngobudde bukuyitako Oteranga n'odda ewaka babe Nga wotuukira Ompitirawo mu kisenge Ne nkuwa ku ka massage Eyo ye laavu enyuma, Enyuma, enyuma, eh eh Eyo ye laavu enyuma, Enyuma, enyuma, eh eh Lyrics by mp3jaja.com Chorus Sirwana Mbu lwa nsonga ya mwami wange Eno laavu kazannyo buzannyo Siyomba Na mukyala munnange Byebatulimba enjawulo temuli Tolwana Mbu lwa musajja Bw'aweta ensonda ky'okola Tokola lutalo walaayi Na mwana wabandi Ssi ye yamukwana Sirwana Mbu lwa nsonga ya mwami wange Eno laavu kazannyo buzannyo Siyomba Na mukyala munnange Byebatulimba enjawulo temuli Tolwana Mbu lwa musajja Bw'aweta ensonda ky'okola Tokola lutalo walaayi Na mwana wabandi Ssi ye yamukwana
Advertisement
Oliwa | Carol Nantongo
3316 Views
Ensonga featuring Kabuye Sembogga | Carol Nantongo
1521 Views
Silwana featuring Sheebah Karungi | Carol Nantongo
9932 Views
Wana Wankya |
2875 Views
Take It Slow featuring Winnie Nwagi | Vyper Ranking
3791 Views
Dont Stop | Bebe Cool
3067 Views
Correct | Ykee Benda
2527 Views
Obubadi | Dax Vibez
1677 Views
Sugar | Rebo Chapo
950 Views
Sembera | Geosteady
1346 Views
Lindako | Maurice Kirya
691 Views
Sinza | Eddy Kenzo
1855 Views
Am Badder featuring Jowy Landa | Grenade Official
2451 Views
Advertisement