Olina Kyononya, Ask Me??


Lyrics
Sili Muyembe By Rema Namakula


16367 Views

Download the MP3


Olese Ndese Mu Lusuku
Abulukilileyo
Naye Manya
Ebinonyi bigenda
Kumubojogola
Nawe Lwaki wekunya?
Lwaki wekunya
Onekwasa'ni bwonosubwa?
Songa jempiita
Ndeka abasajja
Batega ngalo
Mbejako nga bangobelela
Mbakambuwalila bansekelela
Mumakuubo emisana
N'ekilo nga bampaana
Silina gwenali nsabye namba
Naye babula ku zimpandika kko
Sibuuza najebasula
Naye ate bandagilila
Zendaba obongota
Zukuuka
Bwoba onjagala kyindage
Ojila osumagila balikuyita
Lyrics by mp3jaja.com

Sili Muyembe
Nti oba oninda kwengela 
Olimba
Sili Papali
Nti owalula mengevu
Mboona
Nze binemye ebibyo
Aah Ahh
Nkulinze Nkoye
Tonkabila nga
Nga bakukubye buusu

Nze laavu yantebula
Eli esesa
Gwoyagala aba'gayala
Uhh Hmm
Nga gwotamatila
Ye akukabila
Bwoyoya ekibumba 
Awo waali
Tekimugana kukutila nte
Nebwewekaza n'omuvuma bambi
Ate yeyenenya
Ekintu Kyolina
Okya kigaaya
Oluli vaawo nga wejusa
Nga owooza samanya
Nali nyina okwanguwa
Nze ndaaba ovembela
Tumuuka
Oleme kwekuba'te gakonde
Nti gunsinze
Gunsingidde ddala
Yeah Eh

Sili Muyembe
Nti oba oninda kwengela 
Olimba
Sili Papali
Nti owalula mengevu
Mboona
Nze binemye ebibyo
Aah Ahh
Nkulinze Nkoye
Tonkabila nga
Nga bakukubye buusu

Mbiwulira nga bakulumiliza
Simnaya bino
Manya bili
Babijweteka nti ela,
Ndimu kasala luggudo
Nze'byo tebindya
Manyi wolokoso
Teli magic asiika
Guli mukwano
Gwegwantuka ewala
Tondeka mu mwala
Gwa'bikemo
Mujjuvu,
Kujja kunselengesa
Olyoke onenye nze
Onsalile Omusango
Songa bambi
Gwe musobya
Okugalabanja nze nzenna
Gwe sseka Oli byejjusa 
Nga nfunye afaayo

Sili Muyembe
Sili Muyembe
Nti oba oninda kwengela 
Olimba
Sili Papali
Nti owalula mengevu
Mboona
Nze binemye ebibyo
Aah Ahh
Nkulinze Nkoye
Tonkabila nga
Nga bakukubye buusu
Sili Muyembe
Nti oba oninda kwengela 
Olimba
Sili Papali
Nti owalula mengevu
Mboona
Nze binemye ebibyo
Aah Ahh
Nkulinze Nkoye
Tonkabila nga
Nga bakukubye buusu

Sili Muyembe Eh




Download the MP3


Advertisement




Newly Added Lyrics


Dawa | Elijah Kitaka
1214 Views

Taratibu | Lydia Jazmine
1135 Views

Kati Nanga | Winnie Nwagi
17337 Views

Ten Over 10 | Azawi
18619 Views

Jeguli | Zafaran
7274 Views

Siri Safe | Acidic Vokoz
15082 Views

Byowaba | Bebe Cool
3867 Views

Ntya featuring Winnie Nwagi | Zex Inchi Kumi Bilangilangi
4450 Views

Gwokya Nga Omuliro | Lydia Jazmine
3811 Views

Wana Wankya | BentiBoys Africa
12196 Views


View More Lyrics

Advertisement