“Sili Mujjawo†INTRO: Let me reach them, Our community me teach them, Let me teach them, Muleke message to reach them -Anyway VERSE 1: Eyatutonda yatugabila bulamu, Tukole byetusobola nga tukyali balamu, Teli kijja kulema nga tuyimiridde mu bumu, Ngatuliwamu! Naye yegeyege Uganda gwetuliko twe jevuna jevu jevuna, Mitima gyabantu bekyawa twefitina fiti Fitina, Bana Uganda lwaki twekyaawa twejevuna jevu jevuna, Naye nga lwaki abatondebwa obumu Tuwalangana nga tetukulakulanya uganda? Nga lwaki olaba Crouch ayiseemu munange Nomukomerera ne propaganda, Lwaki Sunday school temuli basomi aboluganda? Omusumba yee abeerayo basomi nebabulayo, naye bambi naddayo, Bwosoma ebibeera mu mawulire Oh, oh, tulagawa? Kayson intl Twalibuuziza okikola otya, Noli akikola atya netuyigirako ffena netufuna, Abandibuuziza obifuna otya bo bafuna bujja Uganda we need a remedy!! CHORUS: Lwaki Uganda ayitamu ffe gwetufeebya? Sili Mujjawo, Agwanidde ekitibwa nebwaba mukulu ffe gwetunyooma? Nze Sili Mujjawo, Abeekolela bana Uganda ffe betuzalawa, Sili Mujjawo, Minzani najibuukako nengilekako basinga, Mission mission for God and my country Uganda. VERSE 2: Kaneebaze mukama eyantonda, Nantonera ekitone ekisomesa ebinyuma, Yampa nengabo elinkuuma nga abalabe bazze, Mbalabe ate oluvanyuma, Kayson intl Olimuwaaki mukama eyakwagala bwotyo wamuwaaki? Onamuwaaki akukuumye nga abalabe balaba baffa ensaali? Buli lunaku akugemulira bipya, Yeee! Balumwa abalabe ne bafitina,Nayee! Bakongonja ate nebakongoka, Yeee! Bonna abilinamu fitina nebaakiikira. Twalibuuziza okikola otya, Noli akikola atya netuyigirako ffena netufuna, Abandibuuziza obifuna otya bo bafuna bujja Uganda we need a remedy!! CHORUS:>>>> INTERLUDE VERSE 3: Musululu moja kambabulire, Mwampa busawo nzize mbavumule, Ki booda awalana owe’motoka nga naye gyakolelera Ddunda gyotusaasire, Ki Friday bagiteekako kawunyemu,Tuwunyemu, Mutuleke tugibandule!! Lwaki tetweyagaliza ayitamu gwetufitina mubaleke gababugume, Twalibuuziza okikola otya, Noli akikola atya netuyigirako ffena netufuna, Abandibuuziza obufuna otya bo bafuna bujja Uganda we need a remedy!! CREDIT: MavadoKayson
Advertisement
Baliwa | Dr. Jose Chameleone
6380 Views
Champion | Dr. Jose Chameleone
14117 Views
Sili Mujjawo | Dr. Jose Chameleone
8093 Views
Agatako featuring Dj. Pius | Dr. Jose Chameleone
4718 Views
Bwerere - Nothing | Dr. Jose Chameleone
16180 Views
Ntya featuring Winnie Nwagi | Zex Inchi Kumi Bilangilangi
1466 Views
Gwokya Nga Omuliro | Lydia Jazmine
1307 Views
Wana Wankya | BentiBoys Africa
7245 Views
Take It Slow featuring Winnie Nwagi | Vyper Ranking
7389 Views
Dont Stop | Bebe Cool
4328 Views
Correct | Ykee Benda
3558 Views
Obubadi | Dax Vibez
1877 Views
Sugar | Rebo Chapo
1069 Views
Sembera | Geosteady
1790 Views
Lindako | Maurice Kirya
768 Views
Advertisement