Intro Sibiri Sibiri Eno Beats Sibiriimu A Fresh Kid A De Texas Chorus Ebyo eby'okunywa amasada Sibiriimu Mbu nkole ku knuckle Sibiri Aah toba wakabi nkimanyi Sibiriimu A 14K ebyo sibiri Sibiri Fresh eby'okuba omuniga Sibiriimu Mbu okule owunzike amacupa Sibiri Nze nkubuusa kuba mbimanyi Eh hii Sibiriimu A Fresh Kid sibiri X2 Verse 1 Okay, mu mateeka agafuga abayimbi Eryansanyusa lyali limu Nti okozesa ebiragalalagala Ekyo kikyamu (kibi) Bw'okwatibwa emyaka kkumi Mbu nga tokiriimu I thank God 14K ebyo sibiriimu (walaayi) Vva mu kwesoma Nga bwe bakusasulira room Manya oli machine mw'eyo room Eyo yafuuka gym Nga bw'akumetta laavu Bw'ajja okumetta siriimu (for real) Kati mugambe sibiriimu, reject him Before you become a victim Nga lujuuju ku ccupa Eby'ensi tebikumalaamu (tebikumalaamu) Ne bw'ozuukiza Radio mugambe sibiriimu Nkimanyi, okozesa maanyi nnyo Ng'omuliisamaanyi (ng'omuliisamaanyi) Kyokka ofuna katono nnyo Era tekawa maanyi Naye eky'okunyakula essimu Tekikufuula w'amaanyi Kakasa nti tobiriimu (no sibiriimu) Chorus Ebyo eby'okunywa amasada Sibiriimu Mbu nkole ku knuckle Sibiri Aah toba wakabi nkimanyi Sibiriimu A 14K ebyo sibiri Sibiri Fresh eby'okuba omuniga Sibiriimu Mbu okule owunzike amacupa Sibiri Nze nkubuusa kuba mbimanyi Eh hii Sibiriimu A Fresh Kid sibiri Verse 2 Sho, amaaso gange tegabiriimu (tegabiriimu) Kubanga tegalina kikyamu Mwe abalowooza nkubwa Muli ku kikyamu Ye ssaawa mumanye nti nze ebyo sibiriimu Ffenna tukimanyi obutasoma kikyamu Era nkeera nnyo mu class okubaamu Mbeera namba emu term ku term Abakwebera emabega nze abo sibabaamu Ebya Fille ne Kats ebyo mubiveemu Eh sorry, ekyo tekibaddeemu Kirabika 14K y'eyakitaddemu Naye nze nga nze nga nze ebyo sibiriimu Chorus Ebyo eby'okunywa amasada Sibiriimu Mbu nkole ku knuckle Sibiri Aah toba wakabi nkimanyi Sibiriimu A 14K ebyo sibiri Sibiri Fresh eby'okuba omuniga Sibiriimu Mbu okule owunzike amacupa Sibiri Nze nkubuusa kuba mbimanyi Eh hii Sibiriimu A Fresh Kid sibiri Verse 3 Okay, biveemu eby'okudda ku kkubo okubiriga Ki ekikunywesa embanga okutunula ng'ekiriga? Manya nga squeezer life ejja kunyiga Onoogwa ne mu baniga ne bakkuba erya Mayiga Am the best rapper you've never seen I got special weapons and tactics man (SWAT) Flow tight ng'owakabina mu jean Kambalekere omusomesa nkole supervision Kuba ndi mubi ng'ennyindo y'Omuganda Nga AIDS research sirina gye ??enda Njagala kubeera everyone's desire nga Luzinda Ky'ova olaba sibiriimu eby'okugattika n'okwenda Nkulaba oli seven days oli weak Omuyindi yakkubye akakadde last week Tokyasavinga ssente ku ssimu Okuggyako WhatsApp pics Biveemu nga tonadda mu kyalo kola brick Chorus Ebyo eby'okunywa amasada Sibiriimu Mbu nkole ku knuckle Sibiri Aah toba wakabi nkimanyi Sibiriimu A 14K ebyo sibiri Sibiri Fresh eby'okuba omuniga Sibiriimu Mbu okule owunzike amacupa Sibiri Nze nkubuusa kuba mbimanyi Eh hii Sibiriimu A Fresh Kid sibiri Outro Sibiriimu Sibiriimu Sibiri Sibiri
Advertisement
Kati Nanga | Winnie Nwagi
1112 Views
Ten Over 10 | Azawi
4343 Views
Siri Safe | Acidic Vokoz
2673 Views
Byowaba | Bebe Cool
2447 Views
Ntya featuring Winnie Nwagi | Zex Inchi Kumi Bilangilangi
3393 Views
Gwokya Nga Omuliro | Lydia Jazmine
2520 Views
Wana Wankya | BentiBoys Africa
8910 Views
Take It Slow featuring Winnie Nwagi | Vyper Ranking
9094 Views
Dont Stop | Bebe Cool
4767 Views
Advertisement