Obuliri ze mbuvuddemu nga z’obuvuddemu? Kyokka bulijjo mwana mbukulekamu Spice, topapa kuyombamu Olumu ondekangamu Just olumu zibulamu Obuzibu buliwa? Ssente z’akameeza Njagala ssente z’akameeza Leero ndekaamu Ssente z’akameeza Togenda nga toleseewo Ssente z’akameeza Obuzibu buliwa? Ssente z’akameeza Njagala ssente z’akameeza Leero ndekaamu Ssente z’akameeza Togenda nga toleseewo Ssente z’akameeza Ssente z’akameeza zitubeezaawo Ky’ova olaba nkugamba ozisseewo Ntetenkanya nga maama tubeewo N’abaana ka sukaali banyweko Kyokka gwe ondaga busungu Era nange nsibyewo ekiyungu Ku z’akameeza ndayira aga Mungu Mpozzi ng’onawasa muzungu Ebibyo tompa ate ebyange n’ompeeka! Boy, you give me I give you We make it better Yeah eeh Ekinnuma kano akameeza nze eyakagula Akameeza kafuuse ekyewalula Bwe mbalabalamu ssente ze nkasuulira Bwe nkirowozaamu gunnumira ddala Engeri gwe gy’oboggola n’olundeetera N’obitiggula, ne nzigwerera nze ne mmala Ne nthamalala Ne ndolobala Ne neesalaasala Ne neetala Ne nkwekokkola nga ssimala, eh Olwo nno nga nfa kulaga mapenzi Tulumye buno obulenzi obusheezi Nkuvugire mu X-Class Benz Nkubuzeewo nno nga bano abachwezi Awatali z’akameeza no kkombya, ah ah No kkombya Bwotaleka z’akameeza no kkombya, ah ah No kkombya Awatali z’akameeza no kkombya Tokiŋŋamba baby tonnyombya Gwe fumba kamere nga nz’afumbya Kyokka gwe oli mu ko-koonya Ebibyo tompa ate ebyange n’ompeeka! Boy, you give me I give you We make it better Yeah eeh Artin on the Beat
Advertisement
Ekyana | Feffe Bussi
1726 Views
Baagala | Feffe Bussi
4673 Views
Love Yoo | Feffe Bussi
8634 Views
Sente Zakamezza featuring Spice Diana | Feffe Bussi
4022 Views
Iddi Amin Dada | Feffe Bussi
4611 Views
Ntya featuring Winnie Nwagi | Zex Inchi Kumi Bilangilangi
1471 Views
Gwokya Nga Omuliro | Lydia Jazmine
1307 Views
Wana Wankya | BentiBoys Africa
7250 Views
Take It Slow featuring Winnie Nwagi | Vyper Ranking
7393 Views
Dont Stop | Bebe Cool
4332 Views
Correct | Ykee Benda
3560 Views
Obubadi | Dax Vibez
1879 Views
Sugar | Rebo Chapo
1069 Views
Sembera | Geosteady
1792 Views
Lindako | Maurice Kirya
770 Views
Advertisement