Olina Kyononya, Ask Me??


Sing Along Lyrics


Sembera by King Saha

Sembera
King Saha
Kings Love Entertainment

Yo Yo Yo
Come To Me 
Ohh Ohh Ohh
Yo Yo Yo
Kings Love Ohh

Baby Bwo Jira
Nendaba
Nange Nga Jira
Sembera
Love bwenyuma
Binyuma
Nga muno takutya
Sembera
Ab'eno bantama
Bantama
Bbo bajula ebuba
Sembera
Mukwano Nkwate Wa
Sembera Eno
Gwe Totya Kwatula
Sembera

Byewangamba,
Teli eyali abingambye
Byewansubiza
Teli yali abingambye
Wandaga,
Omukwano Mummy
Wantekayo jesaali
Munange,
Nkulinze nno
Banga ddene nga nkuliinze nno
Njagala ojje,
Tusekke kko enno
Munage banji Bataye'yo
Naye gwe kenkufunye kko eno
Njagala nkubunye lavu eyo
Ngenda kwetegekela
Kuba Mukwano
Banji bantawanya
Olijawa akusingila
Kuba ebilunji ela nina obileeta

Baby Bwo Jira
Nendaba
Nange Nga Jira
Sembera
Love bwenyuma
Binyuma
Nga muno takutya
Sembera
Ab'eno bantama
Bantama
Bbo bajula ebuba
Sembera
Mukwano Nkwate Wa
Sembera Eno
Gwe Totya Kwatula
Sembera

Mukwano kankugambe
Mba nkulowoza buli kadde
Ssente zzo nzisonze
Ne Monday Mpanga Ne Sunday
Mukama nga'tuwadde
Tuli funa n'ezadde
Balikudaawa ahhh
Mukwano Nga nkwagadde
Nze ndi fila wo
Kutusa nga onyanjudde
Nze sitya kubikka
Ngamba empewo
Ng'etankusse
Baby wabula onzise
Ompadde laavu onzise
Laavu yo wano enzite
Bagala kundya nfunye gwe

Baby Bwo Jira
Nendaba
Nange Nga Jira
Sembera
Love bwenyuma
Binyuma
Nga muno takutya
Sembera
Ab'eno bantama
Bantama
Bbo bajula ebuba
Sembera
Mukwano Nkwate Wa
Sembera Eno
Gwe Totya Kwatula
Sembera

Sitya kugamba nti onkuba
Guba mutima nga olumya
Otunula nembula ebala
Kankuwane mpola tonkuba
Bakutondela enjala
Olunkwatako zezeogela
Bambi nze'no mponya ekyila
Nkulumbeza mpone ekyila
Ahhh Aahhh
Nz'amanyi ensonga zange
Kyova nzise nga n'etise
Nz'amanyi ensonga zange
Gwe wangumya nti nteledde
Mama
Mukwano njagala onjagale
Mpone Abafeele

Baby Bwo Jira
Nendaba
Nange Nga Jira
Sembera
Love bwenyuma
Binyuma
Nga muno takutya
Sembera
Baby bwoguma
Bantama
Nange Nga nguma
Sembera

Tondwisa ngumye'la
Mwaka Ku Mwaka
Nze ndibaawo nkulinze
Munange ng'onkumye
Ebya laavu nawe
Byantawanya nga nawe
Abasooka bayaye
Banumya nyo 
Kubyange
Munange nkusimye
Tompadde yadde kadde

Lyrics by mp3jaja.com

View King Saha's Profile   Download the MP3

View More Lyrics