Olina Kyononya, Ask Me??


Sing Along Lyrics


Sembera by Irene Ntale

(intro)

Boy come closer
You know that i need yah
Our love is forever
It will never melt away
Boy come closer 
You know that i need yah
Me and you together
Every step all the way
 
(verse 1)
Eh....
Sembera funa n'ewotula 
Bino silidamu kubyogera
Nkwagala nyo okuva kunsi 
mpaka kumwezi, nokukomawo
Bwo'banga ojagala ndi wamukisa 
Nekibuuno'mu yakayitawo
Yenna akusumbuwa amala bisera bye, 
dear mugambe nti yakeleewa

(hook)
Gwe olinga kalenda, 
nze lwesikulaba teli lunaku lwemanya
Omasamasa nga zabu, 
nga'mayinja g'omayanja, 
ensimbi zembala

(chorus)
Sembera aaahahaah Ow'omukwano 
sembera nga sinaba kusanuuka x2

(verse 2)

Nkunonyeza teli wesituuse, 
naye tebakutundayo mubutale
Nenebuzako nekumikwanojo,
Kyona kyoyala n'emisale
Njakutuyana, njakuyiya, 
njakukola kyensobola, 
era byona mbikole 

Baby
(hook)
(Chorus x2)

(Verse 3)
Eh,Zibula amatu go, 
wulira amaziga agayika nga nkukabira
Bwemba nasobya sonyiwa, 
ebibi siliddamu kubikola
N'omutima gwagumadda gundi wamu, 
teguliddamu kumenyeka

Baibe(hook)

(chorus x4)

(intro x2) 

View Irene Ntale's Profile   Download the MP3

View More Lyrics