Verse 1 Engero z'omukwano nyingi, naye olwaffe lwasukawo kwezo, engeri jetwesangamu yewunyisaaaaaa Bweyasembera bwati, bwonna obwongo nabubba natwala, amazima nze kwono nabulwa ebigamboooo Omukwano nze gwansalako siyoya kirala nga ndi nawe, Era nalayira,namatira, sirirabankana ahiiiii Chorus Amazima eno love gyondaga Ssejjusaaaa, watukira mu budde nali nkwesunga jangu enooo. Amazima eno love gyondaga ssejjusaaaa, watukira mu budde nali nkwesunga jangu enooo. Verse 2 Mazima owulira otya nga nkuli awo kumpi awooo oh, kale nze mpulira bulungi nyo, bwonna obulamu bubeera butambula. Oluusiii ntuula awo ne ndowooza bwoba oli eyo, manya ebirowoozo ebintambula, biba bingamba kirala. Kuuma gwe obwesigwa, nakwesiga ng'era manyi nti oli omu, muwumuza,ompumuza, akakanya embeera. Chorus Amazima eno love gyondaga Ssejjusaaaa, watukira mu budde nali nkwesunga jangu enooo. Amazima eno love gyondaga ssejjusaaaa, watukira mu budde nali nkwesunga jangu enooo. Verse 3 Twala byange, tolaba balala gumira kunze, abo bakulimba, batusuuze ekintu kyaffe, oooh hanie kyoba okola, nkumira ebyange nobwesigwa, nange nabangawo naberawo okukulabirira uhhhhm , hold me,take me where you want me Kale nakwesunganganyo mubulamu nga ninze gwe janguuu Nze wansalako, siyoya kirala nga ndi nawe, era nalayira,namatira, sirirabankana ahiiii. Chorus Amazima eno love gyondaga Ssejjusaaaa, watukira mu budde nali nkwesunga jangu enooo. Amazima eno love gyondaga ssejjusaaaa, watukira mu budde nali nkwesunga jangu enooo.
Advertisement
Ntya featuring Winnie Nwagi | Zex Inchi Kumi Bilangilangi
1342 Views
Gwokya Nga Omuliro | Lydia Jazmine
1229 Views
Wana Wankya | BentiBoys Africa
7147 Views
Take It Slow featuring Winnie Nwagi | Vyper Ranking
7287 Views
Dont Stop | Bebe Cool
4317 Views
Correct | Ykee Benda
3553 Views
Obubadi | Dax Vibez
1869 Views
Sugar | Rebo Chapo
1067 Views
Sembera | Geosteady
1783 Views
Lindako | Maurice Kirya
765 Views
Advertisement