Intro All man Remember that everything you believe You can achieve man Watch this! Eh Verse 1 Mbalabye bangi mu bulamu abatoba Abamu ne baggwamu amaanyi ne bakita Naye leero kambagambe amazima Bw'olemerako munnange omalako Kati twasalawo ffe kulumba nalo Nga twesiga Mukama Katonda Kubanga ne Dawudi yanyiga Goliyaasi Nga yesize Mukama Katonda Chorus Wadde ng'embeera ekaaye Osobola Nkusaba toggwamu ssuubi Osobola Manya Mukama waali Osobola Osobola embeera yonna Eeh wadde ng'entiisa nnyingi Osobola Nga Mukama waali Osobola Kale no toggwamu maanyi Osobola Osobola mu mbeera yonna Verse 2 Ggulawo amaaso otunule Kuba bw'ozibiriza ensi yo egenda Nsonga za ggwanga mujje Okumanya kwo kwe kuyamba abalala Ebikunyiga by'ebinnyiga Tubikwase maanyi ebyo Twebereremu tetupowa Tukyuse embeera eno Naye nga osobola okukyusa embeera Wadde nga olowooza otuuse ku kisenge Osobola okulaba kw'ebyo bye waloota N'obituukako in your lifetime Kasita okola n'amaanyi n'olemerako Ebirala obikwase Katonda Jjukira abalemerako, be bamalako Enjogera eyo yaffe kuva dda Chorus Wadde ng'embeera ekaaye Osobola Nkusaba toggwamu ssuubi Osobola Manya Mukama waali Osobola Osobola embeera yonna Eeh wadde ng'entiisa nnyingi Osobola Nga Mukama waali Osobola Kale no toggwamu maanyi Osobola Osobola mu mbeera yonna Verse 3 Kati ggwe abadde alowooza Nti ebintu bya balonde Leka nkubuuse ate Naawe abadde amanyi nti Ebintu tebisoboka Example ye ffe Kati no tebakutiisa Tebakufiisa Tebakunyoomanga Naawe ebintu obiyinza Abali mu buyinza, tebakukanganga Wadde nga bajja na bitala Bajja na lyanyi Ffe tuzze na Mukama Katonda Kuba ne Dawudi eyakuba Goliyaasi Yakwata bukwasi jjinja Ffe twava mu Ghetto kulumba nalo Nga twesize Mukama Katonda Kubanga ne Dawudi yanyiga Goliyaasi Nga yesize Mukama Katonda Chorus Wadde ng'embeera ekaaye Osobola Nkusaba toggwamu ssuubi Osobola Manya Mukama waali Osobola Osobola embeera yonna Eeh wadde ng'entiisa nnyingi Osobola Nga Mukama waali Osobola Kale no toggwamu maanyi Osobola Osobola mu mbeera yonna Remember, everything is possible If only you believe You can achieve Hahaha Abo tebakulimba (Osobola) Abawoza tolumba (Osobola) Katonda talimba (Osobola) Manya ye Defender (Osobola) Abo tebakulimba (Osobola) Manya ba pretender (Osobola) Katonda talimba (Osobola) Manya ye Defender (Osobola) Abo tebakulimba (Osobola) Abawoza tolumba (Osobola) Katonda talimba (Osobola) Manya ye Defender (Osobola) (Osobola) (Osobola) Ne Dawudi yanyiga Goliyaasi Nga yesize Mukama Katonda (Osobola) (Osobola) Lyrics by mp3jaja.com
Advertisement
Akatengo | H.E Bobi Wine
2776 Views
Corona Virus Alert featuring Nubian Li | H.E Bobi Wine
1564 Views
Osobola featuring Nubian Li | H.E Bobi Wine
4669 Views
Tuliyambala Engule | H.E Bobi Wine
6003 Views
Situuka | H.E Bobi Wine
4369 Views
Dembe - Call For Peaceful 2016 Elections | H.E Bobi Wine
3216 Views
Tomusobola | H.E Bobi Wine
2189 Views
Kampala - Ssi Kibuga Kya aba Fala | H.E Bobi Wine
4456 Views
Kola | Daddy Andre
1254 Views
Oba Onfuna [Owebina] | Fixon Magna
1037 Views
Akageri featuring Recho Rey | Aybrah
2702 Views
Glorify You | Irene Namubiru
409 Views
Ntibula | Martha Mukisa
4557 Views
Personal | Zuli Tums
1133 Views
Advertisement