Verse I Nyimusa amatendo gyoli Yesu Nyimusa ekitiibwa gyoli Yesu Ndeeta oluyimba olugya Mu maaso go Kyenva nvunama awo wooli Yesu Nensaba mu kigambo kyo ekyo Ompe amafuuta agasinza Erinya lyo Chorus Osaanidde okuwa amatendo Osaanidde okuwa ekitiibwa Osaanidde ku namulondo yo Entukuvu Osaanidde okuwa amatendo Osaanidde okuwa ekitiibwa Osaanidde ku namulondo yo Entukuvu Verse II Bwendowooza ko wanno wendi Yesu Nendowooza jonzije Mukama Nentunuula Jondaza Kabaka Nkwewuunya Oli Katonda atasosola bantu Buli omu omutwala nga bwaali Kyenva nsinza nze mumutima gwange Nti Osaanidde Chorus Osaanidde okuwa amatendo Osaanidde okuwa ekitiibwa Osaanidde ku namulondo yo Entukuvu Osaanidde okuwa amatendo Osaanidde okuwa ekitiibwa Osaanidde ku namulondo yo Entukuvu
Advertisement
Ntya featuring Winnie Nwagi | Zex Inchi Kumi Bilangilangi
1375 Views
Gwokya Nga Omuliro | Lydia Jazmine
1249 Views
Wana Wankya | BentiBoys Africa
7176 Views
Take It Slow featuring Winnie Nwagi | Vyper Ranking
7325 Views
Dont Stop | Bebe Cool
4323 Views
Correct | Ykee Benda
3554 Views
Obubadi | Dax Vibez
1872 Views
Sugar | Rebo Chapo
1067 Views
Sembera | Geosteady
1784 Views
Lindako | Maurice Kirya
765 Views
Advertisement