Intro Onkwata nga Onyango Onyweza nga Onyango Ebintu obikola nga Onyango Onkutte nga Onyango Routes Music Verse 1 Simanyi kiki kyabaawo Sweet nakkiriza omutima Nenguwandiika ku lubaawo Teri aligusangulawo Omusomesa nebweyasalawo Ffembi nebatugoba fees Nakusangayo mu kyalo N'ekyo netukiyitako Will you occupy my time? Will you be mine? Will you be mine? Hook Lwakuba balowooza nti Oli heart maker Lwakuba balowooza nti Oli match winner Chorus Baby onkwata nga Onyango Onyweza nga Onyango Ebintu obikola nga Onyango Onkutte nga Onyango Verse 2 Speed gy'okozesa ya Lumala Darling gy'oleeta Kukkirira kwambuka N'omala ne koona n'oleeta Leka ngume kukuuma waka Love doctor kyasaba Leka ngume kufumba mata Love doctor gayoya Mukwano kuba defense kuba defense Love yo yo weeri Mukwano kuba defense kuba defense Hook Yeah Lwakuba balowooza nti Oli heart maker Lwakuba balowooza nti Oli match winner Chorus Baby onkwata nga Onyango Onyweza nga Onyango Ebintu obikola nga Onyango Onkutte nga Onyango Onyweza nga Onyango Verse 3 Nebwebaleeta Muhammad Salah Onyweza nga Onyango Kasanikira ku ccupa Baby oteekamu time Ng'osika dive ng'ogwa N'ofunamu injury Odongokara yajja Onkwata nga Onyango Onyweza nga Onyango Ebintu obikola nga Onyango Onkutte nga Onyango Hook Yeah Lwakuba balowooza nti Oli heart maker Lwakuba balowooza nti Oli match winner Chorus Baby onkwata nga Onyango Onyweza nga Onyango Ebintu obikola nga Onyango Onkutte nga Onyango Onyweza nga Onyango Hook Lwakuba balowooza nti Oli heart maker Lwakuba balowooza nti Oli match winner Chorus Baby onkwata nga Onyango Onyweza nga Onyango Ebintu obikola nga Onyango Onkutte nga Onyango Onyweza nga Onyango Lyrics by mp3jaja.com Yesse Oman Raki Eli Arkhis Vivian Tendo
Advertisement
Kati Nanga | Winnie Nwagi
6356 Views
Ten Over 10 | Azawi
10253 Views
Siri Safe | Acidic Vokoz
6349 Views
Byowaba | Bebe Cool
3061 Views
Ntya featuring Winnie Nwagi | Zex Inchi Kumi Bilangilangi
3799 Views
Gwokya Nga Omuliro | Lydia Jazmine
2941 Views
Wana Wankya | BentiBoys Africa
10441 Views
Take It Slow featuring Winnie Nwagi | Vyper Ranking
10830 Views
Dont Stop | Bebe Cool
5425 Views
Advertisement