Intro J-power .. .Jose pro Chorus-- Yeggwe answanyuula, baby boy Umake mi say hw, kyokka onsalakata, balakata bannange mwanagwe okikola otya? Yeggwe answanyuula, baby boy Umake mi say hw, kyokka onsalakata, balakata bannange mwanagwe okikola otya? Verse1 Onnumisa obugalo laba bwenemoola, onsibisa obusubi nennuma nenjala.. Labayo nnoga obukoola, nkulaga signal kyokka toyanukula... Labayo eno.. obumasu obugoye,buno bwenkusunira ... kale singa,singa,... singa mbadde nkwesunga, singa ,singa,singa... singa mbadde nkwesunga... -- Chorus -- Yeggwe answanyuula, baby boy Umake mi say hw, kyokka onsalakata, balakata bannange mwanagwe okikola otya? Yeggwe answanyuula, baby boy Umake mi say hw, kyokka onsalakata, balakata bannange mwanagwe okikola otya? Verse 2 Kyokkalaba, onsuza ndogootana,ndogojjana, ngwirana ninda okigambe... mwana gwe laba omubiri bwegwekutte... Naye lwaki toyatula tokingamba, obaddeki mwanagwe? laba ommalako stress, nzenna nfeelinga nice... better put mi in class, baby boy bambi nakuhitaagi, nakuhitaagi.... heiye. .iye.. nakuhitaagi.. iii. -- Chorus -- Yeggwe answanyuula, baby boy Umake mi say hw, kyokka onsalakata, balakata bannange mwanagwe okikola otya? Yeggwe answanyuula, baby boy Umake mi say hw, kyokka onsalakata, balakata bannange mwanagwe okikola otya? Verse 3 Mwanagwe olina ebintu byokola nze nonjuza omutima, kyokka newetoloola, labayo newekoloobya.... lwaki tongamba nti onjagala, nemmanya kyenkukolera.. singa ongamba nentegeera, kubanze nakirinda dda... kyokka mwanagwe, onkubisa kwiso bando nkukwekule.. labayo mwanagwe onkubisa kwiso bando nkukwekule Hehe... yeyeyeye... yeyeyeye... eiye ..iye... Shilla Naj, Naj oh baby baby, Jose producer ...oh baby baby, Davita da writter.. oh baby baby... -- Chorus-- Yeggwe answanyuula, baby boy Umake mi say hw, kyokka onsalakata, balakata bannange mwanagwe okikola otya? Yeggwe answanyuula, baby boy Umake mi say hw, kyokka onsalakata, balakata bannange mwanagwe okikola otya? J-power records, J-power we bang ..
Advertisement
Lifist | Fik Fameica
452 Views
Kansalewo | Sheebah Karungi
462 Views
Picha featuring Grenade Official | Grenade Official
437 Views
Oliwa | Carol Nantongo
364 Views
Kola | Daddy Andre
2835 Views
Oba Onfuna [Owebina] | Fixon Magna
1739 Views
Akageri featuring Recho Rey | Aybrah
2844 Views
Advertisement