Olina Kyononya, Ask Me??Lyrics
Omwooyo By Sheebah Karungi


6135 Views

Download the MP3


Omwoyo
Omwoyo omwoyo omwoyo
Mulondo gutonnya matondo
Omwoyo
Omwoyo omwoyo omwoyo
Danz Ku Mapeesa Producer
Omwoyo
Omwoyo omwoyo omwoyo
Artin Pro, bagambe
Omwoyo
Omwoyo omwoyo omwoyo


Weegombesa ne ba malayika
Ku nsi obadde tonnalabika
Nange mbadde mu lusirika
Nga naye amaaso sigazibiriza
Kkiriza nti nakutegeera nnyo
Sserulungi w'abafirika
Mba butaba nze, 
yandibadde ani?
Gw'okolera ebisikiriza
Hmm, mizira n'amazina (aaha)
Ani yali amanyi mbu kiriba ku luno
Boy, kankukyusize ekiwato
Okimanyi ??onda nnyo nga caterpillar

Kuba guno omwoyo
Omwoyo
Omwoyo omwoyo guno mulondo
Baby gukulondoola
Omwoyo
Omwoyo guno gwe nina kabiite
Oluusi gukulondoola babe
Omwoyo
Omwoyo omwoyo guno mulondo
Bambi gukulondoola
Omwoyo
Omwoyo guno gwe nina kabiite
Oluusi gukulondoola


Omwoyo mulondo gutonnya matondo
Gukwagala wendi wano
Omwoyo mulondo gukwagala
Oluusi ne bwenkikisa kyeyogerera
Guno gukulondoola
Ne bw'oba wekweese mu nkoola
Gukondoola
Guba ng'oguliko ekyokoola
Bw’otambula otukula omalako oli w'amaanyi
Amagulu ssi bukajjo bwa Madhivani
Vvako lyo liringa kakolomooni ka kunsuula ddalu
What you talk about it?

Kuba guno omwoyo
Omwoyo
Omwoyo omwoyo guno mulondo
Baby gukulondoola
Omwoyo
Omwoyo guno gwe nina kabiite
Oluusi gukulondoola babe
Omwoyo
Omwoyo omwoyo guno mulondo
Bambi gukulondoola
Omwoyo
Omwoyo guno gwe nina kabiite
Oluusi gukulondoola babe

Weegombesa ne ba malayika
Ku nsi mbadde ssinakulaba
Nange mbadde mu lusirika
Nga naye amaaso sigazibiriza
You're heart, heart kama pilipili
Ky’enva sikuvugira ku wiriwiri
Your body too nice tah good fi mi
Onjagaza okusula mu kikiri
You're heart, heart kama pilipili
Ky’enva sikuvugira ku wiriwiri
Your body too nice tah good fi mi
Onjagaza okusula mu kikiri

Kuba guno omwoyo
Omwoyo
Omwoyo omwoyo guno mulondo
Baby gukulondoola
Omwoyo
Omwoyo guno gwe nina kabiite
Oluusi gukulondoola babe
Omwoyo
Omwoyo omwoyo guno mulondo
Bambi gukulondoola
Omwoyo
Omwoyo guno gwe nina kabiite
Oluusi gukulondoola babe

Wabula otukula omalako oli w'amaanyi
Amagulu ssi bukajjo bwa Madhivani
Vvako lyo liringa kakolomooni ka kunsuula ddalu
What you talk about it?
Download the MP3


Advertisement
Newly Added Lyrics


Dont Stop | Bebe Cool
65 Views

Correct | Ykee Benda
149 Views

Obubadi | Dax Vibez
397 Views

Sugar | Rebo Chapo
231 Views

Sembera | Geosteady
577 Views

Lindako | Maurice Kirya
422 Views

Sinza | Eddy Kenzo
1374 Views

Am Badder featuring Jowy Landa | Grenade Official
1265 Views

Njakukadiwa Nawe | Daddy Andre
1287 Views

Love Story | Ykee Benda
1249 Views


View More Lyrics

Advertisement