VErse I Oluvannyuma olw’oluvannyuma Nga mpunzika sinema ow’oluvannyuma Engoye ezimyansa ffe tuli zambala Ndi watula mu lwaatu ow’oluvannyuma Omumbejja wange ng’olina akadde Nga n’omulangila nina obudde Ebibatu byaffe nga byekutte Nga tubayitako bagamba y’abaffe Liliba sanyu oluvannyuma Nze akubulila, Olidamu kibuzo lwaki nkwagala bino Eby’okunsi ne mubwengula Olugendo lw’obulamu bwaffe lw’akuwanvuwa Pre Chorus Omumbejja wange ng’olina akadde Nga n’omulangila nina obudde Mukama oyo yapima obudde Bba mugumu kuba tumwekutte Chorus Oluvannyuma olw’oluvannyuma Liliba sanyu elw’oluvannyuma Nsubiza ndi’kwagala n’obulamu bwenina Nze nawe oluvannyuma ye eh Bridge Ah ha mm ah Ah aaaahh ah ah aaahh Verse II You when you found me, I kinda knew we go be alright If only you could look inside me Nga mutti munda wabala (nyamba) Wobuzemu just tell me Gwengaba guba gulina okunoga Gwe manya,nkola nyo baibe Mumbela yona tulina okuloka Liliba sanyu oluvannyuma Nze akubulila, Olidamu kibuzo lwaki nkwagala bino Eby’okunsi ne mubwengula Olugendo lw’obulamu bwaffe lw’akuwanvuwa Pre Chorus Omumbejja wange ng’olina akadde Nga n’omulangila nina obudde Mukama oyo yapima obudde Bba mugumu kuba tumwekutte Chorus Oluvannyuma olw’oluvannyuma Liliba sanyu elw’oluvannyuma Nsubiza ndi’kwagala n’obulamu bwenina Nze nawe oluvannyuma ye eh Bridge Ah ha mm ah Ah aaaahh ah ah aaahh
Advertisement
Ntya featuring Winnie Nwagi | Zex Inchi Kumi Bilangilangi
1793 Views
Gwokya Nga Omuliro | Lydia Jazmine
1522 Views
Wana Wankya | BentiBoys Africa
7531 Views
Take It Slow featuring Winnie Nwagi | Vyper Ranking
7586 Views
Dont Stop | Bebe Cool
4374 Views
Correct | Ykee Benda
3576 Views
Obubadi | Dax Vibez
1896 Views
Sugar | Rebo Chapo
1079 Views
Sembera | Geosteady
1853 Views
Advertisement