Ntunulira ensi jewatonda Nenewwuunya Waliwo byendaba Nenebuuza Obba wabikola otya Amagezi nokutegela Oli wala nyo Ko ga\'bantu Nemu bigambo byemanyi Nze mbulidwamu Nekiyinza okunyonyola Oli Katonda Oli Katonda Oli Katonda Wewunyisa Oli Katonda Gwe Katonda Oli Katonda Wewunyisa Bwentunulira byokoze Mubulamu bwange Nenewunya Okwagala n\'ekisa Nali sibisanila Teli mwana wa muntu Ayinza kola byokoze Ndi gamba abana bange Ela bali kuyita Katonda Oli Katonda (Kati tukusinze) Oli Katonda (Leka tukusitule) Oli Katonda (Kabaka Waba Kabaka) Wewunyisa (Mpologoma Ya Yudah) Oli Katonda (Kikola Kya Yesse) Oli Katonda (Nkusitula Yesu Wange) Oli Katonda (Sinzibwa) Wewunyisa Wewunyisa Mukama Wewunyisa Wewunyisa Yesu Wewunyisa Bwendaba ebintu byokoze Bilaga obukulu Bwa\'Manyi Go N\'ekisa kyolina Jendi Bin\'ewunyisa Oli Katonda Oli Katonda Oli Katonda Oli Katonda Wewunyisa (Bindetede Okuvunama Woli) Oli Katonda (Bindetede Okuyimusa Yesu) Oli Katonda (Gwe Katonda) Oli Katonda Wewunyisa Oli Katonda (Gwe Katonda Gwemanyi) Oli katonda (Teli Mulala Aliwo) Oli Katonda (Teliyo) Wewunyisa Oli Katonda Oli Katonda (Gwe Katonda) Oli Katonda (Yesu wange) Wewunyisa Gwe Katonda Oli Katonda Oli Katonda Oli Katonda Wewunyisa Oli Katonda Oli Katonda Oli Katonda Wewunyisa Oli Katonda (Gwe Katonda) Oli Katonda (Katonda Wa\'magye) Oli Katonda Wewunyisa Oli Katonda Oli Katonda Oli Katonda Wewunyisa
Advertisement
Wana Wankya |
1918 Views
Take It Slow featuring Winnie Nwagi | Vyper Ranking
2950 Views
Dont Stop | Bebe Cool
2578 Views
Correct | Ykee Benda
2166 Views
Obubadi | Dax Vibez
1441 Views
Sugar | Rebo Chapo
765 Views
Sembera | Geosteady
1118 Views
Lindako | Maurice Kirya
505 Views
Sinza | Eddy Kenzo
1644 Views
Am Badder featuring Jowy Landa | Grenade Official
2150 Views
Advertisement