Intro It's Bob Manecky.. Omukwano gukyuusa Nze kyensaba kyokaa Wooligwa wengwa Verse I Nabuli bigambo byenaaliyagade okukugamba Nali mbikugambye ko, Era kyemmanyi obitegeera Sagala kusuubiza bingi Ebinanfuukila omululuza Lwaaki mba njogera enyo Nga ate nsobola obbikola, Kyensaba kekawoowo.. Kekawoowo Ensonga zaffee tugukwaate nga mpola nyo Paka nga emigongo.. nga emigongo Jikaluba nga ejirimu embaawo ooh Nga tejikye'golola Chorus Ogeza ogeza nga no'nkyaawa, (Ogeza) Ogeza nga no'nkyaawa, (Ogeza) Ogeza nga no'nkyaawa.. Ogeza ogeza nga no'nkyaawa, (Ogeza) Ogeza nga no'nimba, (Ogeza) Kwoolwo lwolimanya nti ensi ye'kyaawa aah Verse II Lwenaseemba okugwa mumukwano Eeyali alina okumbaka Yanviila ne'mmenyeka Kweekwo okutya kw'olaba Naye gwe nkwesize nga Ate ebyo atabijjukila Nkutadde mukitangaala Kuba ntya game ze'nzikiza I don't give a damn, Where you dey from (Omukwano gukyuusaa) If you believe in love, Say give me your heart (Kyensaba kyokaa) Now you baby calm, You got me as your plan (Wooligwa wengwaa) Kyuusa endowooza yo Okimanye nti nkwagala wekka Chorus Ogeza ogeza nga no'nkyaawa, (Ogeza) Ogeza nga no'nkyaawa, (Ogeza) Ogeza nga no'nkyaawa.. Ogeza ogeza nga no'nkyaawa, (Ogeza) Ogeza nga no'nimba, (Ogeza) Kwoolwo lwolimanya nti ensi ye'kyaawa aah Sherry baby Just pour me sweet love Sherry baby Just pour me sweet love Sherry baby just.. Verse III Nabuli bigambo Byenaaliyagade okukugamba Nali mbikugambye ko Era kyemmanyi obitegeera Sagala kusuubiza bingi Ebinanfuukila omululuza Lwaaki mba njogera enyo Nga ate nsobola obbikola, Kyensaba kekawoowo.. kekawoowo Ensonga Zaffe Tuzikwate tugukwaate nga mpola nyo Paka nga emigongo.. Nga emigongo jikaluba Nga ejirimu embaawo Oooh nga tejikye'golola Credit Beats By Bob Manecky Produced By One Blessing Mastered By Herbert Skills Written By Victor Ruz Retro Records / Kats Music
Advertisement
Ogeza | Victor Ruz
8194 Views
Wansala | Victor Ruz
2318 Views
Official | Victor Ruz
4761 Views
Kati Nanga | Winnie Nwagi
6356 Views
Ten Over 10 | Azawi
10253 Views
Siri Safe | Acidic Vokoz
6349 Views
Byowaba | Bebe Cool
3061 Views
Ntya featuring Winnie Nwagi | Zex Inchi Kumi Bilangilangi
3799 Views
Gwokya Nga Omuliro | Lydia Jazmine
2940 Views
Wana Wankya | BentiBoys Africa
10441 Views
Take It Slow featuring Winnie Nwagi | Vyper Ranking
10830 Views
Dont Stop | Bebe Cool
5425 Views
Advertisement