Intro From this moment, Your officially my babe Without you am nobody.. Eiy nobody VerseI Nsisinkanye banji naye nga tebesigika Ekigambo bulungi yegwe gweki meaninga Nze ssirikyuusa mu langi Kubanga ssi fakinga Mukwano checkinga beibe Nzuuno zoominga Uhmm Twaala ntwaala (Tonkomyawo) Eyo jofeelinga nga bwetunaaba eyo Oli wa ddembe okola ekyeejo ooh Ntwaala ntwaala (Tonkomyaawo) Tetukyeekweka, Okuvva nolwaleero kifuuse Official Chorus Official kifuuse official Official kifuuse official Gaali maanyi ga mukwano gegansika Jenali mubirooto jewanzija Kisasi kimu mundu jennina (kifuuse official) Yade walaba abaggaga tewandeka Tuyise namubingi gwe noguma Maziga gewakaaba ngasangula leero (kifuuse official) Verse II Tubawe ogwokulekaana Kubanga gwebasigaliza okola Mpozi nga ndi muntaana mubyooba totebereza kwekuta Ye nga Bingi byonkolera, Naalibade nkusiima ntya Nzikiriza nku markinge beibe Ofuuse wange ndi wuwo Ssikyaali single ndi bibyo Kensazeewo ooh Ndi wa ddembe nokola efujjo ooh Yonna yonna ntwaala (Tonkomyaawo) Tetukyekwekaaa aaah Okuvva nolwaleero kifuuse official Chorus Official kifuuse official Official kifuuse official Gaali maanyi ga mukwano gegansika Jenali mubirooto jewanzija Kisasi kimu mundu jennina (kifuuse official) Yade walaba abaggaga tewandeka Tuyise namubingi gwe noguma Maziga gewakaaba ngasangula leero (kifuuse official) Last part Music (Victor Ruz Music Spiritual Vybez /Laments) A Jinja Boy Svwe legid Beats By Retro Records Studios Produced By Victor Ruz & One Blessing Written By Victor Ruz Retro Records in Corporation With Kats Music
Advertisement
Ogeza | Victor Ruz
7080 Views
Wansala | Victor Ruz
1957 Views
Official | Victor Ruz
3113 Views
Wana Wankya |
1921 Views
Take It Slow featuring Winnie Nwagi | Vyper Ranking
2951 Views
Dont Stop | Bebe Cool
2579 Views
Correct | Ykee Benda
2166 Views
Obubadi | Dax Vibez
1441 Views
Sugar | Rebo Chapo
765 Views
Sembera | Geosteady
1118 Views
Lindako | Maurice Kirya
505 Views
Sinza | Eddy Kenzo
1644 Views
Am Badder featuring Jowy Landa | Grenade Official
2150 Views
Advertisement