Nyanajala Song by Brian Lubega A Pastor, Writer, Singer and Vocalist Nga oluyimba Lusilise Nga Ebitibwa Biweddewo Nga enjuba Tekyayaka Ndisigala nkwesiga Kuba olimwesigwa Nga ebilungi Tebilabika Nga n\'emikwano Jiliwala Ng\'amanyi tegawela Ndisigala nkwesiga Kuba olimwesigwa Kanyanjale Omutima gwange gyoli Nembeke ebirungi by\'olina Kuba byenjoya Biri munda mu gwe Kanyanjale Omutima gwange Kanyanjale Omutima gwange gyoli Nembeke ebirungi by\'olina Kuba byenjoya Biri munda mu gwe Kanyanjale Omutima gwange Mubiro Eby\'amawulire amabi Nga ensonyi Lwe lugoye lwange Nga emambya tekyaseka Ndisigala nkwesinga Kuba oli mwesigwa Nga ekubo lyange likomye Nga ensozi zendaba Nga amakoola gange Gawotooka Ndisigala kwesiga Kuba oli mwesigwa Kanyanjale Omutima gwange gyoli Nembeke ebirungi by\'olina Kuba byenjoya Biri munda mu gwe Kanyanjale Omutima gwange Kanyanjale Omutima gwange gyoli Nembeke ebirungi by\'olina Kuba byenjoya Biri munda mu gwe Kanyanjale Omutima gwange Yeah Eh Ehhh Ehhh.. Nyanjala Omutima Gwange Ohhhhh Oooohhh Byenjoya bili mugwe Byenjoya mugwe Kanyanjale Omutima gwange Emiyaga nebwejisituka Ndisigala nkwesiga Ndisigala nkwesinga Kuba oli mwesigwa Byenkoya bili Munda Mu Gwe Byenjoya mugwe Kanyanjale Omutima gwange Byotuwa bikuusa Byogaba bimala Byenjoya mugwe Kanyanjale Omutima gwange Byenjoya bili mugwe Byenjoya mugwe Kanyanjale Omutima gwange Byenjoya mugwe Kanyanjale Omutima gwange Byenjoya bili mugwe Kanyanjale Omutima gwange Made by mp3jaja.com
Advertisement
Nyanjala | Brian Lubega
9600 Views
Wegukubila | Brian Lubega
7776 Views
Takwatibwa Nsonyi | Brian Lubega
3206 Views
Wakitibwa | Brian Lubega
17399 Views
Nungamya | Brian Lubega
14957 Views
Wana Wankya |
1915 Views
Take It Slow featuring Winnie Nwagi | Vyper Ranking
2949 Views
Dont Stop | Bebe Cool
2578 Views
Correct | Ykee Benda
2166 Views
Obubadi | Dax Vibez
1441 Views
Sugar | Rebo Chapo
765 Views
Sembera | Geosteady
1118 Views
Lindako | Maurice Kirya
505 Views
Sinza | Eddy Kenzo
1644 Views
Am Badder featuring Jowy Landa | Grenade Official
2150 Views
Advertisement