Olina Kyononya, Ask Me??



Lyrics
Nuunu By Jim Nola


5248 Views

Download the MP3



Skills on the beat 
(Kekereza yaka) 
jim nola mc
Lyrics by mp3jaja.com
( what???? )

Ono akuyasako ass ye 
No Wenger
Nga coach wa arsenal 
Njagala kuba muzirawe 
Her Snow
Simanyi nakumanya 
i do\' know noku do know 
Baby,
Ngoyaka nyo 
Yaka wo taggweko? 
Ngakafene kokukubo 
Onkubako 
Kuba obubonero 
Buli bwenkulabako 
Tobuuza oba ndimukatuliki 
Ndimukako
Mubulungi,
Wagobadda bumale 
Buli akulaba omutwe 
Agunyenya bu bob marley 
Nkwagala okuva eri kumutwe 
Paka kubigere 
Abasigadde bakwagalako kino 
Ekyabula ku ddole
Bagala ka animal
Ba hunter, 
Bali yala nze\'bye 
Wandegeya byanta
Sagala bakutogerere 
Nkwagala nga atasoma 
Bwayagala film enjogerere

Gwe mummy yo 
(ahhhhhh)
Ffa ku daddy yo 
(Kekereza yaka)
Gwe mummy yo 
(what??? )
Tozalawa  daddy yo 
(Kekereza yaka)
Gwe mummy yo 
(ahhhhhh)
Ffa ku daddy yo 
Kekereza yaka 
NB - nonya banno 
Bukya otomera 
otomedde ya Kanyamunyu
Ehhh kanyamunyu?? 
Nze Ngamba otomedde 
Ya Kanyamunyu
Ehhh kanyamunyu?? 
Kekereza Yaka 
otomedde Ya Kanyamunyu
 
Kola ngagasa 
Cow dung 
Sirina paracute 
Tondeka mu bbanga
Omutima ogwogeza olukiga 
hag her hag her 
Mbu nkuwe hag
Ntypinga bingi oyitike 
Naye onziramu 
Nananyukuta emu K, 
Njakusindikira omuwumbo 
Ogulina namaaso ozirike,
Ndabye bu reverse bwabawala
Bungi nga tebukola 
Naye akako nga soda wa black 
Kokakola
Bigula bigula 
Naye tokakutula 
Kyatwalira nyoko 
Emyezi mwenda 
Okukakola
Abalala bagenda mu faco 
Gwe betegereze
Bu reverse bwabwe 
Bwa oval
Nze newunya naba kusiiya 
Kuba obulungi bwo buli above 
siiiiiii level

Gwe mummy yo 
(ahhhhhh)
Ffa ku daddy yo 
(Kekereza yaka)
Gwe mummy yo 
(what??? )
Tozalawa  daddy yo 
(Kekereza yaka)
Gwe mummy yo 
(ahhhhhh)
Ffa ku daddy yo 
Kekereza yaka 
NB - nonya banno 
Bukya otomera 
otomedde ya Kanyamunyu
Ehhh kanyamunyu?? 
Nze Ngamba otomedde 
Ya Kanyamunyu
Ehhh kanyamunyu?? 
Kekereza Yaka 
otomedde Ya Kanyamunyu

Abayimba engoye mwowino 
Bagenda mulusirika 
Sshhhhhhh, 
Bwebalaba kwono malaika
Eri wagulu muggulu 
Gyeyasibuka 
Mutuuze muggulu 
Alina nendaga malaika

Gwe mummy yo 
(ahhhhhh)
Ffa ku daddy yo 
(Kekereza yaka)
Gwe mummy yo 
(what??? )
Tozalawa  daddy yo 
(Kekereza yaka)
Gwe mummy yo 
(ahhhhhh)
Ffa ku daddy yo 
Kekereza yaka 
NB - nonya banno 
Bukya otomera 
otomedde ya Kanyamunyu
Ehhh kanyamunyu?? 
Nze Ngamba otomedde 
Ya Kanyamunyu
Ehhh kanyamunyu?? 
Kekereza Yaka 
otomedde Ya Kanyamunyu
Ehhhhh kanyamunyu? 
hahaha ha ha
Lyrics by mp3jaja.com




Download the MP3


Advertisement


More Lyrics From Jim Nola


| Jim Nola
5249 Views




Newly Added Lyrics


Kati Nanga | Winnie Nwagi
11745 Views

Ten Over 10 | Azawi
14267 Views

Jeguli | Zafaran
5238 Views

Siri Safe | Acidic Vokoz
10763 Views

Byowaba | Bebe Cool
3484 Views

Ntya featuring Winnie Nwagi | Zex Inchi Kumi Bilangilangi
4193 Views

Gwokya Nga Omuliro | Lydia Jazmine
3486 Views

Wana Wankya | BentiBoys Africa
11583 Views

Take It Slow featuring Winnie Nwagi | Vyper Ranking
11873 Views

Dont Stop | Bebe Cool
5955 Views


View More Lyrics

Advertisement