Olina Kyononya, Ask Me??


Lyrics | Nungamya By Brian Lubega

View Brian Lubega's Profile
Download the MP3


Verse 1x2
Oli Musumba atandekerera 
anuŋŋamya era ampanirira, 
nebwempita mukiwonvu eky'okufa 
sirina kyentya 
ndi mumalirivu!

Chorus x2

Nuŋŋamya 
ntwala awo 
kumabbali agamazzi amatefu,
Ntwala awo Mukama

Verse 2x2

Oli Mumuliri ogummulisizza 
okundaga ekkubo ery'obulokozi, 
enyonta bw'ennuma ewuwo eyo 
gyenjigya kuba maanyi 
ye gwe ampanirira!

Chorus x2

Bridge 
Mpumulira mugwe x4 
Ntambulira mugwe x4
Mpagulira mugwe x4
Neyagalira mugwe x4
Ssetagenga x4


Repeat all
View More Lyrics