Olina Kyononya, Ask Me??


Lyrics
Ntwale Ani featuring B2C Ent By Fille


10608 Views

Download the MP3


Fille
B2C
In this feeling
Zivuga
Andy Events
Sidesoft feeling

One Time
Nasanga Ba Guy Basatu
Nali sinyumye
Nali Musapaatu
Naye bona bankolela
Ekye\'taabu
Nga bona batukula
Nga\'be pimpinze
Boona Nga\'be tuninze
Bali Ba beeyi
Nga ne byebayambadde
Bya beeyi
Ekyewuunyisa
They are falling for me
Kyoka nange
Am falling for them
Its been a while
Am talking to them
Nga basaba chance
Bona ela mbawe
Nsazewo ntya
Nze mwena mwena 
Mwankolela
Eno ensobi 
njivudemu ntya?
Nze nsazewo kubatulira
Mwe sortinge

Ntwale Ani?
Ntwale Ani?
Ku mwena,
Ntwale Ani?
(Twala Nze)
Ntwale Ani?
Ntwale Ani?
Ku mwe mwena,
Ntwale Ani?
(Twala Nze)

Baby Nze Akwagala
(Ekyo Okimanyi Gwe)
Nsimbi Nz\'alina
(Ekyo Okimanyi Gwe)
Omukwano Gwo Nyina
(Ekyo Okimanyi Gwe)
Nz\'asinga
Nz\'asinga
(Ekyo Okimanyi Gwe)
Baby Nze Akwagala
(Ekyo Okimanyi Gwe)
Nsimbi Nz\'alina
(Ekyo Okimanyi Gwe)
Omukwano Gwo Nyina
(Ekyo Okimanyi Gwe)
Nz\'asinga
Nz\'asinga

Headmaster w\'abasajja
Baby Omuleka Otya?
Akulembela abasigadde,
Nebadilira ah ah
Nz\'alina byoyagala
Byononya
Nze akuba bu jean
Obukolela
Mpita wo nyo,
Ku byoloota
Nzikiliza nkulage
Jenkasiba

Stop,
Late and Never
Omutima Okuvugaza
Eno ndye\'no mu umbrella
My Gal,
Ontunulira bali nebalooba
Yenze asinga
Kaliba, ndi Senior
Co-co-co-co-co come closer
Omutima Okuvuga
Yegwe Driver
Oh Oh Mighty God
Ono silimuta
Nz\'eno Eyampamba

Ntwale Ani?
Ntwale Ani?
(Twala Nze)
Ku mwena,
Ntwale Ani?
Ntwale Ani?
Ntwale Ani?
(Twala Nze)
Ku mwe mwena,
Ntwale Ani?

Baby Nze Akwagala
(Ekyo Okimanyi Gwe)
Nsimbi Nz\'alina
(Ekyo Okimanyi Gwe)
Omukwano Gwo Nyina
(Ekyo Okimanyi Gwe)
Nz\'asinga
Nz\'asinga
(Ekyo Okimanyi Gwe)
Baby Nze Akwagala
(Ekyo Okimanyi Gwe)
Nsimbi Nz\'alina
(Ekyo Okimanyi Gwe)
Omukwano Gwo Nyina
(Ekyo Okimanyi Gwe)
Nz\'asinga
Nz\'asinga

Okuva luli
Luli Luli
Wenakulaba
Mu bu sapaatu
Bwewali okubye
Wansabatula
Minzani,
Bwopima pima ah
Nz\'akusanila
Bwolanda Nze
Oba Olonze Kyaapa
Mu manya go
Woman,
Yegwe asinga
Nange, yenze asinga
Akalulu bwo votinga
Nze wuwo,
Tickinga

Ntwale Ani?
Ntwale Ani?
(Twala Nze)
Ku mwena,
Ntwale Ani?
(Twala Nze)
Ntwale Ani?
Ntwale Ani?
(Twala Nze)
Ku mwe mwena,
Ntwale Ani?
(Twala Nze)

Baby Nze Akwagala
(Ekyo Okimanyi Gwe)
Nsimbi Nz\'alina
(Ekyo Okimanyi Gwe)
Omukwano Gwo Nyina
(Ekyo Okimanyi Gwe)
Nz\'asinga
Nz\'asinga
(Ekyo Okimanyi Gwe)
Baby Nze Akwagala
(Ekyo Okimanyi Gwe)
Nsimbi Nz\'alina
(Ekyo Okimanyi Gwe)
Omukwano Gwo Nyina
(Ekyo Okimanyi Gwe)
Nz\'asinga
Nz\'asinga

Zivuga
(Twale Nze)
Lyrics by mp3jaja.com
Download the MP3


Advertisement


More Lyrics From Fille


Taata Bulamu | Fille
2954 Views

Squeeze featuring Kent and Flosso | Fille
10159 Views

Bye Bye Ex | Fille
7431 Views

Ntwale Ani featuring B2C Ent | Fille
10609 Views

Sabula | Fille
14020 Views

Mbeera Eno | Fille
6732 Views

Mpola Mpola - Slowly | Fille
4019 ViewsNewly Added Lyrics


Kati Nanga | Winnie Nwagi
16378 Views

Ten Over 10 | Azawi
17604 Views

Jeguli | Zafaran
7054 Views

Siri Safe | Acidic Vokoz
14770 Views

Byowaba | Bebe Cool
3737 Views

Ntya featuring Winnie Nwagi | Zex Inchi Kumi Bilangilangi
4395 Views

Gwokya Nga Omuliro | Lydia Jazmine
3721 Views

Wana Wankya | BentiBoys Africa
12005 Views

Take It Slow featuring Winnie Nwagi | Vyper Ranking
12683 Views

Dont Stop | Bebe Cool
6338 Views


View More Lyrics

Advertisement