Olina Kyononya, Ask Me??

Sing Along Lyrics


Ntinka Kutike
by Nina Roz

View Nina Roz's Profile   Download the MP3


Intro
Sure Events..
Sabula
Bring The BEat On
Baur On The BEat
Its the Ugandan Property
Aki

Verse 1
Wankompola ng'ekikompola
Okuwangula si bya nfuna
Ate nga nange sakugenya
Mpaka ng'ozudde ekyama nti nze nkirina
My dream was to flow inna your blood
So make sure that you're happy not sad
Oli omu, era am glad
Totya they want to take control over me body**

Baby, darling
Nkusaba sigala mu kamooli
Ndaga ekituufu kyooli
So that we make a true love story

Chorus
Ntinka nkutinke
Njagala ontinke nkutinke
Ntinka nkutinke
N'omugugu gwa love guntike
Ntinka nkutinke
Njagala ontinke nkutinke
Ntinka nkutinke
N'omugugu gwa love guntike

Verse 2
Hmm, for sure
My boy ekyange kye kikyo
Tonzikiriza kusemba nakyo
Let me be your African Queen 
Abenakyo
Nze togumpa mu plenty plenty
Love njagala ogimpe mu quantity quantity
Njakuguma nebwobeera bandit
Gwe tala afiya nze ka mbeere mpiki

Bridge
Baby, darling
Nkusaba sigala mu kamooli
Ndaga ekituufu kyooli
So that we make a true love story

Chorus
Ntinka nkutinke
Njagala ontinke nkutinke
Ntinka nkutinke
N'omugugu gwa love guntike
Ntinka nkutinke
Njagala ontinke nkutinke
Ntinka nkutinke
N'omugugu gwa love guntike

Verse 3
Sirikugerageranya ku muntu
Yena yena yena
Nze wampamba wambutikira
Nzena nzena nzena
Bagamba old is gold
Naye ng'ekituufu 
You're better than gold
You are better than paper
Wemba naawe ompuliza nga muloodi

Bridge
Baby, darling
Nkusaba sigala mu kamooli
Ndaga ekituufu kyooli
So that we make a true love story

Chorus
Ntinka nkutinke
Njagala ontinke nkutinke
Ntinka nkutinke
N'omugugu gwa love guntike
Ntinka nkutinke
Njagala ontinke nkutinke
Ntinka nkutinke
N'omugugu gwa love guntike
 
lyrics by mp3jaja.com

View More Lyrics