Intro Nze kyemanyi ndi wamu nawe Guno omwoyo gwenina aah... Tegukyanonya yo mulala Gwe nange mba nteredde Wade nkuli wala nyo, Tokitya nja kubewalabo Ababade bafubirira okukunemesa Mbu nkwelabile, bakwedize, Abebigambo tobawulila Tebamanyi gyetulaga ne gyetuva Tusaanye tugume, Obutego mu mukwano bungyi nyo Guma Omwoyo Nesiga nga bwenkwesiga Bino byenkugamba mazima Nkulayilila nkomawo ku lulwo Kuba gwatambuza obulamu bwange Nze kyemanyi ndi wamu naawe Guno omwoyo gwe ninna (aah) Tegukyanonya yo mulala Guma Omwoyo, Ebikemo ebyo bizze bingyi Nti naye kyendabye aah... Sikyanonya yo mulala Gwe nange mba nteredde Oh, oh, oh, oh, oh, oh... Gwe nange mba nteredde Ah, ah, ah, ah, ah, ah... Eno gyendi nange byakusika miguwa Kuwatanya emirimu gitambule Nga naye nemesebwa oluusi Olwomukwano ogutandi kumpi Mba nebuuza ali nani amukuuma Kati ali wani amubuulila, ne newaayo Okuguma olwobwesigwa bwenkusaamu Guma Omwoyo nesiga nga bwenkwesiga Bino bye nkugamba mazima Nkulayilila nkomawo ku lulwo Kuba gwatambuza obulamu bwange Nze wesibeere nawe naaba nani Silina mubeenzi ananjoyota Ngomwoyo gwekyanze Nseka mu bilooto, Mu matumbi budde mu kiro (ooh...) Kati omukwano vuma muvume Ondi wala nyo nyo nyo
Advertisement
Kola | Daddy Andre
1187 Views
Oba Onfuna [Owebina] | Fixon Magna
1013 Views
Akageri featuring Recho Rey | Aybrah
2694 Views
Glorify You | Irene Namubiru
404 Views
Ntibula | Martha Mukisa
4550 Views
Personal | Zuli Tums
1129 Views
Advertisement